Search for:
Olindaki? – Sheem Mwanje

Olindaki? – Sheem Mwanje

Download Song : 3.27 MB

Olindaki? Lyrics

(Intro)

Njakuba nga mununuzi wo
Omusalaba ggwo ngukutikule

(Verse 1)

Hallo
Ogambye ompulira
Naye ate nze sikuwulira
Toba nga gy’oli eriyo
Abakugamba nti oyo tomukubira
Manya bwoba ng’olina
Ebikusumbuwa nange siyala
Era obeyo nga nange ndi eno
Naye nga guluma

(Pre-Chorus)

Omutima no guluma
Nga toliwo teguwera
Ebirungi tebikoma
Jangu eno
Ekituufu wakiraba
Ate era wakifuna
Nga mazima nange era nkiwulira
Munda eno

(Chorus)

Yanguwa eno yanguwa eno
Olindaki gwe’no ettoke lyo lyengera
Sembera eno sembera eno
Olindaki olindaki okebera
Yanguwa eno yanguwa eno
Olindaki gwe’no ettoke lyo lyengera
Sembera eno sembera eno
Olindaki olindaki okebera

(Verse 2)

Eeh ekitangala kikino
Gira ovve mukizikiza
Tewali atutabangula
Abo babulire kwekoza
Njakuba nga mununuzi wo
Omusalaba ggwo ngukutikule
Omukwano
Osuna suna sunako nga bwolya
Bwolwala
Ndi ka ddagala ka kunywako bunyi
Gwe bw’obereyo
Okirowoozako ki ekyo

(Pre-Chorus)

Omutima no guluma
Nga toliwo teguwera
Ebirungi tebikoma
Jangu eno
Ekituufu wakiraba
Ate era wakifuna
Nga mazima nange era nkiwulira
Munda eno

(Chorus)

Yanguwa eno yanguwa eno
Olindaki gwe’no ettoke lyo lyengera
Sembera eno sembera eno
Olindaki olindaki okebera
Yanguwa eno yanguwa eno
Olindaki gwe’no ettoke lyo lyengera
Sembera eno sembera eno
Olindaki olindaki okebera

(Verse 3)

Nze kati kambeere wano
Nga ntunula ku saawa
Bw’olwawo ndwaala
Ekitengo kintwaala aah
Ooh, gira gira oj’eno
Mukwano tonkabya
Nina omukwano
Osuna suna sunako nga bwolya
Ekirungi
Ndi ka ddagala
Kakunywako bunyi
Gwe bw’obereyo
Okirowoozako ki ekyo

(Pre-Chorus)

Omutima no guluma
Nga toliwo teguwera
Ebirungi tebikoma
Jangu eno
Ekituufu wakiraba
Ate era wakifuna
Nga mazima nange era nkiwulira
Munda eno

(Chorus)

Yanguwa eno yanguwa eno
Olindaki gwe’no ettoke lyo lyengera
Sembera eno sembera eno
Olindaki olindaki okebera
Yanguwa eno yanguwa eno
Olindaki gwe’no ettoke lyo lyengera
Sembera eno sembera eno
Olindaki olindaki okebera

(Outro)

Njakuba nga mununuzi wo
Omusalaba ggwo ngukutikule
Omukwano
Osuna suna sunako nga bwolya

About “Olindaki?

“Olindaki?” is the first track from Sheem Mwanje’s “Dreaming” EP. The song was written by Nince Henry (real name Nince Sekyanzi Henry) and produced by Sir Dan Magic. “Olindaki?” was released on May 8, 2020 through Empower House.

Song: Olindaki?
Artist(s): Sheem Mwanje
Track Number: 1
Release Date: May 8, 2020
Producer(s): Sir Dan Magic
Publisher Empower House
Country: Uganda

Share “Olindaki?” lyrics

Genres

Q&A