Oludde – Princess Amiirah
Oludde Lyrics
(Intro)
Kati bw’oyagala
Ng’olagira
Nga nkulera
Empewo bw’ogisika
Ng’oziira
Ndi dagala
(Nessim Production)
(Verse 1)
Jangu
Omukwano ggwo gumbonyebonye
Kati mpunga ninga nga kimpemepeme
Naawe jangu olabe
Nzena bwe nkukanye
Missinga your company
Na buli obufananyi
Ggwe n’omala otuuka ogenda kutula oterere
Engine ya love ebadde yakwama ekolere
(Hook)
Kati bw’oyagala
Ng’olagira
Nga nkulera
Empewo bw’ogisika
Ng’oziira
Ndi dagala
(Chorus)
Nze nasalawo okubeera naawe
(Naawe mpa obudde)
Njoola yoola ompeeke naawe
(Bambi ng’oludde)
Nkwatako nyigako naawe
(Naawe mpa obudde)
Njoola yoola bali obaswaze
(Bambi ng’oludde)
(Verse 2)
Buli ky’oyagala ewange nkuweera mu kilo
Bw’oyoya okwebaka nga nkolawo nga ka pillow
Eyo mu budde bw’ekiro
Tuzanyemu nkukube engolo
Nkunyumize ku bugero
Bwe twageranga mu butto
Njagala kulengeza
Biri byootalaba
Njagala nkuwereze
Byona ebikuli ewala
Nkuwonye n’osula enjala
Eno ewange oja kukuta, ggwe eh
(Chorus)
Nze nasalawo okubeera naawe
(Naawe mpa obudde)
Njoola yoola ompeeke naawe
(Bambi ng’oludde)
Nkwatako nyigako naawe
(Naawe mpa obudde)
Njoola yoola bali obaswaze
(Bambi ng’oludde)
(Bridge)
Ebiri ewange birungi
N’omutima gwange mulungi
Love ssi ya bilangi
Naawe beera wendi
Ggwe n’omala otuuka ogenda kutula oterere
Engine ya love ebadde yakwama ekolere
(Hook)
Kati bw’oyagala
Ng’olagira
Nga nkulera
Empewo bw’ogisika
Ng’oziira
Ndi dagala
(Chorus)
Nze nasalawo okubeera naawe
(Naawe mpa obudde)
Njoola yoola ompeeke naawe
(Bambi ng’oludde)
Nkwatako nyigako naawe
(Naawe mpa obudde)
Njoola yoola bali obaswaze
(Bambi ng’oludde)
(Outro)
Kati bw’oyagala
Ng’olagira
Nga nkulera
Empewo bw’ogisika
Ng’oziira
Ndi dagala
About “Oludde”
“Oludde” is a song by Princess Amiirah. The song was produced by Nessim and released on August 23, 2024. The music video for the song was shot by JahLive and released on September 19, 2024.
Genres
Princess Amiirah Songs
Princess Amiirah →-
1.
Oludde
Princess Amiirah
-
2.
Gwembikwasiza
Princess Amiirah
-
3.
Kagobako
Princess Amiirah
-
4.
Love Meeme
Princess Amiirah
-
5.
Jangu Onkwekule
Princess Amiirah
-
6.
Ensonga
Princess Amiirah
-
7.
Sibookya
Princess Amiirah
-
8.
Akafo Kali
Princess Amiirah
-
9.
Hot Cake
Princess Amiirah
-
10.
Musango Gwamwe
Princess Amiirah
-
11.
Ndi Mu Love
Princess Amiirah
-
12.
Onsaliza
Princess Amiirah