Ombulamu – Fik Fameica, Aroma
Ombulamu Lyrics
(Intro)
Uuhh
Artin on the beat
Jangu twekeese
Kuba nina kyenzudde olabika ombulamu
(Fik Fameica)
Nange neeleese kuba nina kyenzudde olabika
(Aroma)
Amaaso gakuli ku Aroma
Kuva Kampala she Aroma, aromantic
(Verse 1)
Uh yeah
Oba muna Mbarara
Oba muna Masaka
Kyoba omanya mwana ambugumya akasaka
Nze nali sigwa mu love kwebunya bitaka
Naye ono ankubya salute
Muchaka muchaka
Yeah, I think about you always
Nfuyilira kagalo counting days
Ompe ebijanjaalo nkuwe maize
Tukolagane I will never change my ways, yeah
Dem wa kibanda talaba naku
Okujako nga atunudde ku calender
Dem wa kibanda tabulwa savu
Kuba okimanyi buli kibanda spender
(Refrain)
Memba say!
Your body hot hot ng’omusana
Woba soft toja kuwona
Should I dress bad way nga Rihanna
Or should I dress indie madubalah
(Chorus)
Ombulamu ombulamu
Ombulamu ombulamu
Kati tukoze tutya
Ombulamu ombulamu
Ombulamu ombulamu
Ah aah, tukoze tutya
Ombulamu
By’ombulamu nange byembulamu
Mbuza kati tukoze tutya
Nkwagalamu kombulamu teesa tusse kimu
Tukoze tutya
(Hook)
Ki ky’obadde ogamba
Ki ky’obadde ogamba
Eyes looking at mi bumpa
Ki ky’obadde ogamba
Ki ky’obadde ogamba
Mu by’onjagaliza ki tompa
Ki ky’obadde ogamba
Ki ky’obadde ogamba
Eyes looking at mi bumpa
Ki ky’obadde ogamba
Ki ky’obadde ogamba
Mu by’onjagaliza ki tompa
(Verse 2)
Nkaaba maama nze
Olukwe olunakusa amasanyu nze apanze
Card ng’owanze
Naye nziyitamu nga missile, mizayilo
Yeah
Kati j’onfate
Boby to body tusabule em’party
Tukyakale ng’abalala bebase
Munsi ya party wano ye embassy
(Refrain)
Member say (Level)
Your body hot hot ng’omusana
Bw’oba soft toja kuwona
Should I dress bad way nga Rihanna
Or should I dress indie madubalah
(Verse)
Simububi ndi muto ayagala matiribona
Nyumirwa life erimu byenjagala byona
Emiwogo egifumbirwa omulungi girikona
Mutwale alye ku kyenyanja oba kyekiri kyona
Oba oyagala ntono oba nyingi kwata (kwata)
Amazi ogayiwe mu gy’omazze okuwaata
Sibuli luvuba mbu lwa ngege kukwaata
Mweno semayanja mulimu lukwaata
(Chorus)
Ombulamu ombulamu (yeah)
Ombulamu ombulamu
Kati tukoze tutya
Ombulamu ombulamu (yeah)
Ombulamu ombulamu
Ah aah, tukoze tutya
Ombulamu
By’ombulamu nange byembulamu
Kati tukoze tutya
Nkwagalamu kombulamu teesa tusse kimu
Ah aah, tukoze tutya
(Hook)
Ki ky’obadde ogamba
Ki ky’obadde ogamba
Eyes looking at mi bumpa
Ki ky’obadde ogamba
Ki ky’obadde ogamba
Mu by’onjagaliza ki tompa
(Outro)
The freshest nigga around town
Uuh, Aroma
Yo, King Kong
Artin, labisa labisa labisa
About “Ombulamu”
“Ombulamu” is a song by Ugandan singer Aroma and rapper Fik Fameica. The song was written by Kyavaerimukama Bridget and Walukagga Shafik, and produced by Artin Pro. “Ombulamu” was released on August 28, 2024 through Fresh Gang.