Search for:
Omulangira Ssessolo – Maulana and Reign

Omulangira Ssessolo – Maulana and Reign

Download Song : 3.74 MB

Omulangira Ssessolo Lyrics

(Intro)

Omumbejja
Eno wajula obimbye otya
Ye onsanze otya

(Verse 1)

Njagala ko munze ozuukuse ensolo
Nkooye omutima gwange okubwa ebigo
Nva mu bwa kabaka bwa b’ebogo
Bampita omulangira Ssessolo
N’okiriza oti enkya nzija mbiro
Omutima ggwo nekwatemu ekifo
Mmmh, kuggwe mu buli nsiko
Nzija kayirigo mbe ng’embiro
Mmmh, kirengere ekimbejja
Bakamukukulu obunkeeza
Mmmh, abambowa bankanga
Nze mulangira SSessolo

(Chorus)

Omumbejja
Eno wajula obimbye otya
Ontembetta
Onefuze omumbejja
Omumbejja
Eno wajula obimbye otya
Ontembetta
Onefuze omumbejja

(Verse 2)

Sirina kye ntya kuba ndi bondya
Omutendeke omuwakanda
Nzize nina kisaganda
Ate mpandula amanda
Yenze Ssessolo omutabani wa Kyagu oli ow’embogo
Whyne and go down wisampolo
Nze ndi landlord ku Sir Apollo
Yenze Ssessolo omutabani wa Kyagu oli ow’embogo
Whyne and go down wisampolo
Nze ndi landlord ku Sir Apollo

(Chorus)

Omumbejja
Eno wajula obimbye otya
Ontembetta
Onefuze omumbejja
Omumbejja
Eno wajula obimbye otya
Ontembetta
Onefuze omumbejja

(Verse 3)

Kyova olaba ndi muka nga nti
Nva mu family y’aba penduzi
Nzitowa nsinga minzani
Mpooma sukari ninga Madivani
Yenze Ssessolo omutabani wa Kyagu oli ow’embogo
Whyne and go down wisampolo
Nze ndi landlord ku Sir Apollo
Yenze Ssessolo omutabani wa Kyagu oli ow’embogo
Whyne and go down wisampolo
Nze ndi landlord ku Sir Apollo

(Chorus)

Omumbejja
Eno wajula obimbye otya
Ontembetta
Onefuze omumbejja
Omumbejja
Eno wajula obimbye otya
Ontembetta
Onefuze omumbejja

About “Omulangira Ssessolo

“Omulangira Ssessolo” is a song by Maulana and Reign. The song was produced by Eddie Dee and released on September 29, 2024.

Artist(s): Maulana and Reign
Release Date: September 29, 2024
Writer(s): Lubega Obedi
Producer(s): Eddie Dee
Publisher Maulana and Reign
Country: Uganda

Share “Omulangira Ssessolo” lyrics

Genres

Q&A