Sandiyinziza – Stream Of Life Choir
Sandiyinziza Lyrics
(Verse 1)
Byali bingi
Okuva mu lusuku eri
Nga bakulyamu olukwe
Yesu notagenda
Nsanga bangi
Nga banyumyako binyumye
Ŋŋenda nembiteebereza
Wama ne nfa essungu
Nga bakusonseka amafumu basambye
Mu nsonyi ze siyinza kulojja
Wabula singa tewajja
Olaba empiso enkaabya
(Chorus)
Sandiyinziza musango
Emiggo egiyuza omugongo
Wakati mu baswaaza
Mwe wafiira mbeewo
Sandiyinziza kunyomwa
Mbu ate nesonyiwa mbasamba
Mu ngalo omuli enkovu
Nze mwenaja eddembe
(Chorus)
Sandiyinziza musango
Emiggo egiyuza omugongo
Wakati mu baswaaza
Mwe wafiira mbeewo
Sandiyinziza kunyomwa
Mbu ate nesonyiwa mbasamba
Mu ngalo omuli enkovu
Nze mwenaja eddembe
(Verse 2)
Ku bakyala sibyangu
Nga gwe wazaala alumwa atyo yii
Gologosa kiro kya ntiisa
Gologosa mirembe
Nga gwe wayagala akutunda
N’olaba maama bwajeera yii
Ku buyinza bwe walina
Tewagenda tokyuka
Ku bakyala sibyangu
Nga gwe wazaala alumwa atyo yii
Gologosa kiro kya ntiisa
Gologosa mirembe
Nga gwe wayagala akutunda
N’olaba maama bwajeera yii
Ku buyinza bwe walina
Tewagenda tokyuka
(Chorus)
Sandiyinziza musango (Sandiyinziza musango)
Emiggo egiyuza omugongo (oooh)
Wakati mu baswaaza (mmmh)
Mwe wafiira mbeewo (ooooh)
Sandiyinziza kunyomwa
Mbu ate nesonyiwa mbasamba
Mu ngalo omuli enkovu (Mu ngalo, du lu du lu)
Nze mwenaja eddembe
(Chorus)
Sandiyinziza musango (ddembe ddembe ddembe)
Emiggo egiyuza omugongo (ddembe ddembe ddembe eeeh)
Wakati mu baswaaza
Mwe wafiira mbeewo (nze mbeewo)
Sandiyinziza kunyomwa
Mbu ate nesonyiwa mbasamba (Mu ngalo)
Mu ngalo omuli enkovu
Nze mwenaja eddembe
About “Sandiyinziza”
“Sandiyinziza” is the fourth track from Stream Of Life Choir’s “The Jungle” EP. The song was written by Isaac Magezi a.k.a Acoustic and produced by Jacob Beats and released on October 1, 2022.