Sikyeguya Lyrics
(Intro)
A story teller
Shiddy Beats Mr. beats on the beat
Biswanka aah
John Blaq African bwoy bwoy Aya bass
Era yee Abo ba killer
(Verse 1)
Wamma
Better late than never
Akereye akira asudde ogwanagamba
Nsazewo nkugambe okimanye mukwano nti bantwala
Wenali omwavu wambadala
Nzifunye nze sikyeguya
Kati wuuyo onekubako
Ndeka nebaddereko
Nzeno gyendi bambikako
Ahhh
Zikusooka nezitakuva mabega
Balugera abaganda
Nze sikyalajanira mata gayise
Ewuwo tombalanga
(Chorus)
Yadde luli wagamba ononzirira
Naye nze sikyeguya
Yadde luli wagamba ononzirira
Naye nze sikyeguya
Yadde luli wagamba ononzirira
Naye nze sikyeguya
Yadde luli wagamba ononzirira
Naye nze sikyeguya
(Verse 2)
Beera nabo abakusigula abukusuuta suuta nobugambo
Beera nabo abakusigula abakugamba ogalewo omulyango
Sitani yakukema nonelabira
Plan zaffer zona zona noziyiwa
Mukwano gwetwali tulina ogwali gunyuma
Bwotyo wasalawo ozikize emisubbawa
Kati otaawa bwotyo wewandekaanga mubitaala
Yyee
Wali ompita kataala mpaka wenafunayo ankuba ekiddaala
Bwekiba kisoboka tondootanga
Kubanga wondoota era nkumanya
Bwekiba kisoboka todda nga
Kubanga namala okulabako ajja kwekanga
(Chorus)
Yadde luli wagamba ononzirira
Naye nze sikyeguya
Yadde luli wagamba ononzirira
Naye nze sikyeguya
Yadde luli wagamba ononzirira
Naye nze sikyeguya
Yadde luli wagamba ononzirira
Naye nze sikyeguya
(Verse 3)
Better late than never
Akereye akira asudde ogwanagamba
Nsazewo nkugambe okimanye mukwano nti bantwala
Ex ndeka nsaba kirume
N’omutima gukulume nkusabye ndeka
You will never see me again
Ewuwo tombalanga
Wamma
Zikusooka nezitakuva mabega
Balugera abaganda
Nze sikyalajanira mata gayise
Ewuwo tombalanga
(Chorus)
Yadde muli wagamba onozirira
Naye nze sikyeguya
Yadde luli wagamba onozirira
Naye nze sikyeguya
Yadde luli wagamba onozirira
Naye nze sikyeguya
Yadde luli wagamba onozirira
Naye nze sikyeguya
About “Sikyeguya”
“Sikyeguya” is a song written and performed by Ugandan singer Biswanka. The song was produced by Shiddy Beats, and released on February 20, 2024 through Moon Avenue Management.
Genres
Q&A
Biswanka Songs
Biswanka →-
1.
Merry Christmas
Biswanka
-
2.
Everyday
Biswanka
-
3.
Wendi
Biswanka, Zinc
-
4.
Wendi
Biswanka
-
5.
Nsemberera
Biswanka
-
6.
Hallelujah
Biswanka
-
7.
Tobigatulula
Biswanka
-
8.
Sikyeguya
Biswanka (feat. John Blaq)
-
9.
My Valentine
Biswanka
-
10.
One More Night
Biswanka, George Willdive
-
11.
Rest of My Life
Biswanka
-
12.
Byantama
Biswanka
-
13.
Want You
Biswanka
-
14.
Ontunulemu
Biswanka
-
15.
Onotwalani
Biswanka