Search for:
Simusango – Gloria Bugie

Simusango – Gloria Bugie

Download Song : 4.61 MB

Simusango Lyrics

(Intro)

Hit Boss
Hmm, hmmm (Nessim Production)

(Verse 1)

Okugwa mu love teguba musango
Nasalawo nenkwagala nga sikubye kalango
Ooh, kale okugwa mu love bwe guba musango
Owaabire bansibe emyaka kasanvu
Aah, w’oba ggwe kikusanyusa kumenya banno bo, oh
Era ggwe kikusanyusa kumenya banno bo
Kale kikole

(Chorus)

Kaŋŋende
Osanga anjagala ali eyo aninze
Kaŋŋende
Osanga anjagala ali eyo ankumye
Kankuleke
Osanga anjagala ali eyo aninze
Kankuleke
Osanga anjagala, ooh maama

(Verse 2)

Ebintu by’omukwano biba bizubu sometimes
Gw’oyagala atakwagala alinayo someone, eeh
Omukwano kuba kufukirira naye kyewakola
Wali okaza
Ekimuli okumulisa kiba kyetaga care
But you don’t care
We learn from our mistakes
Kansubire nti njize
Okukwagala was a mistake
Kansubire nti njize, yeeh

(Chorus)

Kaŋŋende
Osanga anjagala ali eyo aninze
Kaŋŋende
Osanga anjagala ali eyo ankumye
Kankuleke
Osanga anjagala ali eyo aninze
Kankuleke
Osanga anjagala, ooh maama

(Bridge)

Kankuleke
Kankuleke
Okugwa mu love teguba musango
Nasalawo nenkwagala nga sikubye kalango
Ooh, omukwano kuba kufukirira naye kyewakola
Wali okaza
Ekimuli okumulisa kiba kyetaga care
But you don’t care
We learn from our mistakes
Kansubire nti njize
Okukwagala was a mistake
Kansubire nti njize, yeeh

(Chorus)

Kaŋŋende
Osanga anjagala ali eyo aninze
Kaŋŋende
Osanga anjagala ali eyo ankumye
Kankuleke
Osanga anjagala ali eyo aninze
Kankuleke
Osanga anjagala, ooh maama

(Outro)

Kankuleke
Kankuleke

About “Simusango

“Simusango” is a song by Ugandan singer Gloria Bugie. The song was produced by Nessim released on October 18, 2024 through Hit Boss Entertainment.

“Simusango” reflects the pain of unreciprocated love, expressing the decision to move on and seek genuine affection. It conveys the emotional struggle of learning from mistakes and choosing self-worth.

Song: Simusango
Artist(s): Gloria Bugie
Release Date: October 18, 2024
Writer(s): Gloria Busingye
Producer(s): Nessim
Publisher Hit Boss Management
Country: Uganda

Share “Simusango” lyrics

Genres

Q&A