Search for:
Kiri Bubi – King Saha

Kiri Bubi – King Saha

Download Song : 2.71 MB

Kiri Bubi Lyrics

Intro

Yeah, oooh

Verse

Kimala kimala
Nze sijja kulinda eno omutima gutujja
Ebimala byo bimala
Nze sijja kukoowa omukwano gubanja
Nasalawo love twekweke
Twemette bi love twebikke
Ng’abatunoonya nga twekwese
Nga tubalaba naye nga twebisse
Love naawe, love eyange naawe

Chorus

Kanteese, eno binyuma bunyumi (ah ah)
Eno binyuma bunyumi yanguwa eno
Kanteese, wootali kiri bubi (ooh)
Wootali kiri bubi mpa ku budde
Kanteese, eno binyuma bulala (aah ah)
Yanguwa ewakka binyuma bulala (eeh eh)
Kanteese, wootali kiri bubi
Wootali kiri bubi mpa ku budde

Verse

Kale maama, kale maama
Kankuwe ekibumba ndye akawunga (yeah)
Aaah kale kale maama
Nze kankwagale ndye amabanja
Eh eh eh kale maama
Gwe wekka anyirira mwana
Nze oba nkukweke wa mwana
Nkukweke wa ewatali baana
Munnange byogere mwana
Byogere mpulire bambi

Chorus

Kanteese, eno binyuma bunyumi (mmh)
Eno binyuma bunyumi yanguwa eno
Kanteese, wootali kiri bubi (ooh)
Wootali kiri bubi mpa ku budde
Kanteese, eno binyuma bulala (aah ah)
Yanguwa ewakka binyuma bulala (eeh)
Kanteese, wootali kiri bubi
Wootali kiri bubi mpa ku budde

Verse

Kimala kimala
Nze sijja kulinda eno omutima gutujja
Ebimala byo bimala
Nze sijja kukoowa omukwano gubanja
Nasalawo love twekweke
Twemette bi love twebikke
Ng’abatunoonya nga twekwese
Nga tubalaba naye nga twebisse
Love naawe, love eyange naawe

Chorus

Kanteese, eno binyuma bunyumi (aah ah)
Eno binyuma bunyumi yanguwa eno
Kanteese, wootali kiri bubi (ooh)
Wootali kiri bubi mpa ku budde
Kanteese, eno binyuma bulala (aah ah)
Yanguwa ewaka binyuma bulala (eeh)
Kanteese, wootali kiri bubi
Wootali kiri bubi mpa ku budde

About “Kiri Bubi

“Kiri Bubi” is the fourth track from Ugandan singer King Saha’s third studio album, “100 Songs of Revolution”. The song was written and performed by King Saha, produced by Bassboi, and released through King’s Love Entertainment on June 1, 2024.

Song: Kiri Bubi
Artist(s): King Saha
Track Number: 4
Release Date: June 1, 2024
Writer(s): Ssemanda Manisul
Country: Uganda

Share “Kiri Bubi” lyrics

Genres

Q&A