Tumusinze – Eddy Kenzo
Tumusinze Lyrics
(Intro)
Ah yo
Haaaaallo
Yeah
Naye Mukama byonkoledde
Aba Kuba mwaana Adam yandinyimye
Nsaanye nenkusinza
(Chorus)
Tumusiime (Mikono Ju)
Tumusiime (Tumusiime)
Tumutendereze
Katonda w’eggulu Nensi Eno
Tumusiime (Tumusiime)
Tumusiime (Mikono Ju)
Tumutendereze (Nyo)
Katonda w’eggulu Nensi Eno
(Verse 1)
Woooooo ho,
yeh yeh yeh yeh
Woooooo
Banji banjogeredde byompadde
Nemba Ng’eyabibba
So nga kisa kyo
Mungu kisa kyo
Katonda wabanaku
Yamanyi abaddu
Yweggwe atusitudde
Notutuuza nabalangila
Tumusiime
(Chorus)
Tumusiime
Tumusiime
Tumutendereze
Katonda w’eggulu Nensi Eno
Tumusiime
Tumusiime
Tumutendereze
Katonda w’eggulu Nensi Eno
Yah Man
Tumusiime
Tumutendereze
Tumute tumutendereze
(Verse 2)
Nze byanzigwaako
Ebigambo Byanzigwaako
Kubyendabyeeko
Nze munsi muno byempiseemu
Banji balowooza nga eyo
Nti ebirunji byaabwe
Bali bali awo batyo
Nga mukama atuleese
Tumusiinze
(Chorus)
Tumusiime (Tumusiime)
Tumusiime (don Know)
Tumutendereze
Katonda w’eggulu Nensi Eno
Tumusiime (Tumusiime)
Tumusiime (yeh)
Tumutendereze
Katonda w’eggulu Nensi Eno
Yeah man
Eh eh eh
Vimba baaba
Yeh
Baabuwe
Saawa yeeno
Baabuwe
Jooga wamma
Baabuwe
Ebilunji bya ffenna
Baabuwe
Sibya balondemu
Baabuwe
Mukama teyeelabira
Baabuwe
Amanyi abanaku be
Baabuwe
Bintu bya kukola
Baabuwe
Kasita otatuula
Baabuwe
Singa totuula
Baabuwe
Noomanya okkawenja
Yeah
Blessings don know
Ah ah eh eh
(Chorus)
Tumusiime (Baabuwe)
Tumusiime (Tumusiime)
Tumutendereze(Tumutendereze)
Katonda w’eggulu Nensi Eno
Tumusiime (Tumusiime)
Tumusiime (Oh yeh yeh yeh yeh yeh)
Tumutendereze (Tumutendereze)
Katonda w’eggulu Nensi Eno
(Outro)
Butar Magical
Eddy Eddy Kenzo
We Share, Spread, Love
Work Hard, Believe, Archive
Bless
Don know
About “Tumusinze”
“Tumusiinze” is a song written and performed by Ugandan singer Eddy Kenzo. It was produced by Butar Magical, and released on November 22, 2024 through Big Talent Entertainment Ltd.