Search for:
Wekoleko – Hanson Baliruno ft. Nina Roz

Wekoleko – Hanson Baliruno ft. Nina Roz

Download Song : 2.92 MB

Wekoleko Lyrics

(Intro)

Si-sima
Bwoba onetaaga (Wendi)
Saagala wekwase (Wendi)
Ng’onetaaga (Wendi)
Jangu olwe nfubye (Sure)
Kaysam Kumapeesa
Nina Roz baliruno (It’s the Ugandan property)
Tuli lino-noo (Let them fear)

(Chorus: Both)

Nze ngamba wekoleko wekoleko boy
Self service byonna bibyo
Wekoleko wekoleko boy (wekoleko)
Self service
Nange bibyo wekoleko wekoleko
Self service byonna bibyo
Wekoleko wekoleko koleko (wekoleko)
Self service

(Verse: Nina Roz)

Baby oli wange
Webale obukuumye ebyange
Omutima percentage gyenkuwa
Ejula kutuuka ya mmange
Your food is my duty
Tova ku diet
Ku nyama na matooke olyako ki
Kunze abalala faagi

(Pre-Chorus: Hanson Baliruno)

Bwoba onetaaga (Wendi)
Saagala wekwase (Wendi)
Ng’onetaaga (Wendi)
Jangu olye nfubye

(Chorus: Both)

Nze ngamba wekoleko wekoleko boy
Self service byonna bibyo
Wekoleko wekoleko boy
Self service
Nange bibyo wekoleko wekoleko
Self service byonna bibyo
Wekoleko wekoleko koleko
Self service

(Verse: Hanson Baliruno)

Odeservinga byonna
Nga queen bikujamu byonna
Weroboze, werobozaanga kyoyagala kyonna
Jangu gendi bw’oba oyagala
Gwe mulwadde yenze dagala
Naye ebirala ebyange togaba
Obatwala nga njabala

(Pre-Chorus: Nina Roz)

Bwoba onetaaga (Wendi)
Saagala wekwase (Wendi)
Ng’onetaaga (Wendi)
Jangu olye nfubye

(Chorus: Both)

Nze ngamba wekoleko wekoleko boy
Self service byonna bibyo
Wekoleko wekoleko boy
Self service
Nange bibyo wekoleko wekoleko
Self service byonna bibyo
Wekoleko wekoleko koleko
Self service

(Refrain: Nina Roz)

Your food is my duty
Tova ku diet
Ku nyama na matooke olyako ki
Kunze abalala faagi

(Pre-Chorus: Hanson Baliruno)

Bwoba onetaaga (Wendi)
Saagala wekwase (Wendi)
Ng’onetaaga (Wendi)
Jangu olye nfubye

(Chorus: Both)

Nze ngamba wekoleko wekoleko boy
Self service byonna bibyo
Wekoleko wekoleko boy
Self service
Nange bibyo wekoleko wekoleko
Self service byonna bibyo
Wekoleko wekoleko koleko
Self service

(Outro)

Kaysam Productions

About “Wekoleko

“Wekoleko” is a song by Ugandan singers Hanson Baliruno and Nina Roz. The song was produced by Kaysam Kumapeesa and released on August 28, 2019 through Stars Empire.

Song: Wekoleko
Release Date: August 28, 2019
Writer(s): Hanson Baliruno, Nina Kankunda
Producer(s): Kaysam Kumapeesa
Publisher Stars Empire
Country: Uganda

Share “Wekoleko” lyrics

Genres

Q&A