Search for:
Merry Christmas – Biswanka

Merry Christmas – Biswanka

Download Song : 3.25 MB

Merry Christmas Lyrics

(Intro)

Hallelujah hozana (Shiddy Beats Mr. Beats)
Hallelujah hozana (Era iiyee, Biswanka)

(Verse 1)

Gabriel yajja eri Mary namuwa amawulire
Yamuwa obubaka nti ogenda kuzaala omwana omulenzi
Atumibwe Yesu analokola ensi okuva mu kibi
Era lwe lunaku lwe tujaguza Krisito azaliddwa

(Chorus)

Merry merry
Merry Christmas Jesus is born
Merry merry
Merry Christmas Jesus is born
Sekukulu enungi
Eeh, Sekukulu enungi Krisito azaliddwa
Sekukulu enungi
Eeh, Sekukulu enungi Krisito azaliddwa

(Verse 2)

Buli wempita bekejja, bejaga
Abalala batimba
Christmas tree
Abayisa ebivulu ne mu butale abasubuzi batunda
Mmh, abanekanekanye mu makanisa basinza basinza
Abagenda mu kyalo maama ne taate mubagambe nzija
Jajja senga mubategeeze

(Chorus)

Merry merry
Merry Christmas Jesus is born
Merry merry
Merry Christmas Jesus is born
Sekukulu enungi
Eeh, Sekukulu enungi Krisito azaliddwa
Sekukulu enungi
Eeh, Sekukulu enungi Krisito azaliddwa

(Verse 3)

Gabriel yajja eri Mary namuwa amawulire, aah
Yamuwa obubaka nti ogenda kuzaala omwana omulenzi
Atumibwe Yesu analokola ensi okuva mu kibi iih
Era lwe lunaku lwe tujaguza Krisito azaliddwa

(Outro)

Malaika kati nazo zisinza
Merry Christmas Jesus is born
Sekukulu lubeera lunaku lukulu
Merry Christmas Jesus is born
Ayayaya telusosola mutto na mukulu
Eeh, Sekukulu enungi Krisito azaliddwa
Ne bw’oba tolina ssente otetenkanya n’olya ku nyama
Eeh, Sekukulu enungi Krisito azaliddwa
Sekukulu abaana be Masaka
Merry Christmas Jesus is born
Jinja Mbale Mukono Gulu
Mbarara Fort Portal Kasese bwemutyo
Merry Christmas Jesus is born
Butambala Gomba Mityana Mubende
Eeh, Sekukulu enungi Krisito azaliddwa
Azaliddwa omwana wa Katonda
Eeh, Sekukulu enungi Krisito azaliddwa

About “Merry Christmas

“Tobigatulula” is a song written and performed by Ugandan singer Biswanka. The song was produced by Shiddy Beats, and released on February 29, 2024.

Artist(s): Biswanka
Release Date: November 20, 2024
Writer(s): Derrick Biswanka
Producer(s): Shiddy Beats
Publisher Biswanka
Country: Uganda

Share “Merry Christmas” lyrics

Genres

Q&A