Amaalo – Ugaboys
Amaalo Lyrics
(Intro)
Maalo
(Bangar Boi)
Amaalo
(Bangar … Bangar)
Maalo
(Verse 1)
Mzee nzija
Entebbe enkya
Mumpe ekibaasa (laba amaalo)
Ndaba ovimba mbu mwakuba dda
Ffe twakajja (gaba amaalo)
Oba wakafera ng’oyita e’Munyonyo
Omwana akufera (owona amaalo)
Ompita bro mbu nkuwe ku majja
Naye nga ndi bro wo? (laba amaalo)
Oba wakirya
Tukiyite tukakase wakirya? (jjawo amaalo)
Nze ndi TikTok obuyimba obupya
Nze abukubisa (gaba amaalo)
Ozalibwa wa
Masaka ekyo kyaalo ssi city (ago maalo)
W’oba ova city (W’oba ova city)
Sotalya omumanyi? (Sotalya omumanyi)
Oba tofera (Oba tofera)
Lukwago omumanyi?
(Chorus)
If you see me
Go low low
Awilo Longomba
If you don’t know ba Uga
You don’t know Africa
Amaalo
Amaalo
Amaalo
(Verse 2)
Ba Uga Uga obamanyi (Ba Uga Uga obamanyi)
Ssi b’amaalo (Ssi b’amaalo)
Ba star obamanyi (Ba star obamanyi)
Ssi ba kyaalo (Ssi ba kyaalo)
Dance to di banger banger banger
Follow my rules rules rules
Everyday to December, mmh mmh
Shake to di banger (banger banger)
Jjawo amaalo, jjawo amaalo
Jjawo amaalo, jjawo amaalo
Koma ekyaalo, koma ekyaalo
Koma ekyaalo, koma ekyaalo
(Chorus)
If you see me
Go low low
Awilo Longomba
If you don’t know ba Uga
You don’t know Africa
Amaalo
Amaalo
Amaalo … Amaalo
(Bridge)
Ba Uga Uga obamanyi (Ba Uga Uga obamanyi)
Ssi b’amaalo (Ssi b’amaalo)
Ba star obamanyi (Ba star obamanyi)
Ssi ba kyaalo (Ssi ba kyaalo)
(Outro)
Bangar … Bangar
Maalo
About “Amaalo”
“Amaalo” is a song by Ugandan singing duo Ugaboys. The song was written by Malinga Sulaiman (Ugaboy Coinz) and Musungi Muhammad (Ugaboy Zee), and produced by Bangar Pro. “Amaalo” was released on November 4, 2024.