Search for:
Namulabako – Ugaboys

Namulabako – Ugaboys

Download Song : 2.63 MB

Namulabako Lyrics

(Intro)

Ooooh baby
Ondi mu birooto baby
Ooooh baby (Nessim Pan Production)
Ondi mu birooto baby (Ah Ugaboys so)

(Verse 1)

Awo olwatuuka
Nga nsisinkana n’omuwala gwe nali nayagala edda
Kwe kwemoola
Nenkwekula engeri gye mwenya
Gyenali natereka edda
Konze nno n’onsanze nina gyeŋŋenda
Sikulimbe job nvugga aka bodda
Nyambissa akasimu ko nfunne akanamba
Nina ka discount ko bw’obaako gy’odda
Eyange nogituulako ekya sigyoza
Kitumba n’akafananyiko ne mbajooga

(Pre-Chorus 1)

Atte natya ani
Ndaba ndi single
Banatera kunkolamu kalango Gingo
Olomutabiro andazze emikwano n’onulingo
Atte obudde nbukyako ebirooto bya kiginga

(Chorus)

Namulabako mu kirooto (Namulabako)
Namulabako (Namulabako)
Namulaba gw’amwenya bwatyo
Namulabako (Namulabako)
Namulabako mu kirooto (Namulabako)
Namulabako (Namulabako)
Naye yali mulungi bwatyo (Namulabako)
Namulabako (Namulabako)

(Verse 2)

Mufanagana nyo mulinga badge
Atte nga muli babiri temuli bangi
Gwe ne mulongo wo temuli faagi
Atte nga muli bampisa temuli bad
Naaye watya nga yegwe eyandabikira
Nga n’omukwano gwenfasa nkusendera
Kyamukisa mulungi gy’olaga nze gye nzira
Bwe gunzita togamba sakubikira
Nkuffa onkubya amameeme
Nkuloota nalulungi tegiba mirembe
Era nkuffa gwe bulwadde bwange
Nyingira mu mutima osule mukisenge

(Pre-Chorus 2)

Atte natya ani
Ndaba ndi single
Banatera kunkolamu kalango Gingo
Nali nfunye ekirooto eky’obulimba
Kati ku nalulungi webirooto kwengasimba

(Chorus)

Namulabako mu kirooto (Namulabako)
Namulabako (Namulabako)
Namulaba ge’amwenya bwatyo
Namulabako (Namulabako)
Namulabako mu kirooto (Namulabako)
Namulabako (Namulabako)
Naye yali mulungi bwatyo (Namulabako)
Namulabako (Namulabako)

(Outro)

Oooh baby
Ondi mu birooto baby
Oooh baby
[?]
Oooh baby
Ondi mu birooto baby

About “Namulabako

“Namulabako” is a song by Ugandan singing duo Ugaboys. The song was written by Malinga Sulaiman (Ugaboy Coinz) and Musungi Muhammad (Ugaboy Zee) and produced by Nessim. “Namulabako” was released on February 12, 2024.

Song: Namulabako
Artist(s): Ugaboys
Release Date: February 12, 2024
Producer(s): Nessim
Publisher Ugaboys Africa
Country: Uganda

Share “Namulabako” lyrics

Genres

Q&A