Amaaso – IDC Music
Amaaso Lyrics
(Intro)
Aha
Baby bambola
Abansula mutaka nononda
Mwoto sound
(Verse 1)
Leka nkuwe omukwano ziba emimwa gyo
Abogera bogere Nze nawe hakuna muchezo (Baur)
Tube independent tukole love omutali science
Ne bweba attendance okika ate mu abundance
Kubanga
(Chorus)
Nkutadeko amaaso
Buli gy’olaga gakulondola
Nkutadeko amaaso
Yona gy’oba olaze gakulondola
Nkutadeko amaaso
Buli gy’olaga gakulondola
Nkutadeko amaaso
Yona gy’oba olaze gakulondola
(Verse 2)
Oba nkutekeko grader ba ex zeziba zibasenda
Mbebaza okuzula they are good founders
Naye kati ba pretenders
We got proper sweet love nga ate tuli bito
Tukole love bagitunuleko
Omulembe oguliwo nogulidako ooh eeei
Ne bwendituka nga bambola
Nga baby bambola abansula mutaka nononda ah
(Chorus)
Nkutadeko amaaso
Buli gy’olaga gakulondola
Nkutadeko amaaso
Yona gy’oba olaze gakulondola
Nkutadeko amaaso
Buli gy’olaga gakulondola
Nkutadeko amaaso
Yona gy’oba olaze gakulondola
(Verse 3)
Nkulabira mu angle
Surveillance nkufuna ne bw’oba mu jungle
Ondi ku taano ng’omukono ne bangle
Omukwano gunuma gundese nebango, yeeee
Nkutambulizako amaaso togayita malala
Mubulangi bwa musoke wena ojude amabala
Oyaka nga security lights matala gakubala
Bigula bigula mama wena otambula osagala
Sikyalaba najendaga amakubo gabayingira obulamu bwange wagagala
(Chorus)
Nkutadeko amaaso
Buli gy’olaga gakulondola
Nkutadeko amaaso
Yona gy’oba olaze gakulondola
Nkutadeko amaaso
Buli gy’olaga gakulondola
Nkutadeko amaaso
Yona gy’oba olaze gakulondola
About “Amaaso”
“Amaaso” is a song written and performed by IDC Music, a Ugandan sibling duo of Mulix IDC and Ekiteega IDC. The song was produced by Diggy Baur and released on September 24, 2024.