Yooyo – IDC Music
Yooyo Lyrics
(Intro)
Aha hmm
Kikema nokukema (Kikyo)
(Oyo mukambwe)
Okwaka, kivuganaya na stima (Kikyo) aaah
Mungu namala ampa kwekyo
(Verse 1)
Ono yafuka bilala
Kati siyoli gwe twalyanga naye emboli
Ali classic kati akumwa biri
Kukikomera kuliko ne asikali
Eyalina bawoline Kati booty Kweli
Aha kati buti kweli
Alina kamapesa ne iPhone kwali
Aha iPhone kwali
(Chorus)
Yewuyo tasobola kuba oyo
Yooyo nga bamulisa biki ebyo
Yewuyo tasobola kuba oyo
Yooyo nga kitukutukula
Yewuyo aah tasobola kuba oyo
Yooyo nga akabina yakajawa oyo
Yewuyo olimba kweli
Yooyo aah nga kitukutukula
(Verse 2)
Matama gadala simambuluga ate asansabaga sibano abetuga
Sente yazifuna empya nenkade ate nga si sugar mummy era tewelija
Kyekyo banange kyikyo’kyikyo kibukusa abavubuka kyikyo
Kyikyo banange kyikyo aaah mungu namala ampa kwekyo
Kale laba bulijo sikulaba mpulira nebuba kwabo ababade bakulaba mpulira ekibanja maso tegabanja
Teba nga parliament yange yekubanja
(Chorus)
Yewuyo tasobola kuba oyo
Yooyo nga bamulisa biki ebyo
Yewuyo tasobola kuba oyo
Yooyo nga kitukutukula
Yewuyo aah tasobola kuba oyo
Yooyo nga akabina yakajawa oyo
Yewuyo olimba kweli
Yooyo aah nga kitukutukula
(Outro)
Hmm kikema nokukema
Mmmh kikubisa nomutima
Mukwaka kivuganya ne stima
Toja bwoba nga olina katimatima
About “Yooyo”
“Yooyo” is a song written and performed by IDC Music, a Ugandan sibling duo of Mulix IDC and Ekiteega IDC. The song was produced by Shaq On De Beat and released on July 6, 2024.