Ankuba – Zafaran
Ankuba Lyrics
(Intro)
Swangz Avenue, eh (So si bintu)
Zafaran
(K’oteeke akawumbi mu nju) (Asteyn)
(Sirikwatamu byangu)
(Verse)
Wolindeka wolinsanga
Sirikudamu gwe musajja
Ne bweriba saawa esembayo
Ng’obulamu busanawo
Waninyisa amadala
N’onzija ku mudala
Mmmh! Nga wadde babipanga
Baleke abo balikowa (balikowa)
Love tebulwa kubbo
Ebanga mazzi ga nsuulo
(Chorus)
Kire na nkuba
Nga tuli babiri kire na nkuba
Kire na nkuba
Agawalayi ono omwana ankuba
Ono omwana matala
Ne bwotamuliisa matala
Ono cake ya madala (madala)
Etayagala butala, ahah
(Verse)
Okuva kumutwe, paka ku kagere akasemba
Nkwesunga, naku zoona eza calendar (eza calendar)
Ah! Otukira wesisubira
Ne byenakweka wakwekula
Yegwe ananagiza
Paka ebigambo okumbula
Ky’ova olaba nkulinda (nkulinda)
Ne mba nga, alina kyagoba
Love yo etunda (gw’otunda nyo)
Nyo nyo nga butunda
(Chorus)
Kire na nkuba
Nga tuli babiri kire na nkuba
Kire na nkuba
Agawalayi ono omwana ankuba
Ono omwana matala
Ne bwotamuliisa matala
Ono cake ya madala
Etayagala butala, ahah
(Bridge)
Nasiima gwe muntu (Swangz Avenue)
So si bintu (eh-eh eh)
K’oteeke akawumbi mu nju
Sirikwatamu byangu
(Verse)
Otukira we suubira
Ne byenakweka, wakwekula
Yegwe, ananagiza
Mpaka ebigambo okumbula
Nga yadde babipanga
Baleke abo balikowa
Love tebulwa kubbo
Ebanga mazzi ga nsuulo
(Chorus)
Kire na nkuba (ah-ah ah)
Nga tuli babiri kire na nkuba (ekire na nkuba)
Kire na nkuba (ekire na nkuba)
Agawalayi ono omwana ankuba (ono akuba)
Ono omwana matala
Ne bwotamuliisa matala
Ono cake ya madala (ah-ah ah)
Etayagala butala, ahah (tayagala butala)
(Outro)
Wolindeka wolinsanga
Sirikudamu gwe musajja
Ne bweriba saawa esembayo
Ng’obulamu busanawo (Danje waguan)
About “Ankuba”
“Ankuba” is a song by Ugandan singer Zafaran. The song was written by Josephine Nakyoonyi (Zafaran) and Mugisha Deo (Tamugi Official). “Ankuba” was produced by SteyN and released on November 28, 2022 through Swangz Avenue and distributed by Kelele Digital.
Genres
Q&A
Who produced “Ankuba” by Zafaran?
When was “Ankuba” by Zafaran released?
Who wrote “Ankuba” by Zafaran?
Zafaran Songs
Zafaran →-
1.
Falayidid
Azawi, Zafaran
-
2.
Wewe
Vinka, Winnie Nwagi, Azawi, Zafaran
-
3.
God Ye Buddy (Amapiano Dance Remix)
Azawi, Vinka, Winnie Nwagi, Elijah Kitaka, Zafaran, Levixone
-
4.
God Ye Buddy
Azawi, Vinka, Winnie Nwagi, Elijah Kitaka, Zafaran, Levixone
-
5.
Ankuba
Zafaran
-
6.
Jeguli
Zafaran
-
7.
Nakawere
Zafaran
-
8.
Mwoto
Zafaran
-
9.
Enafuya
Zafaran
-
10.
Mwoto / Sweetheart (Acoustic)
Zafaran
-
11.
Enafuya (Remix)
Zafaran (feat. T Paul)
-
12.
Sweetheart
Zafaran
-
13.
Otulo
Zafaran
-
14.
Kukyakala Na Kubwa
Ava Peace, Jowy Landa, Nandor Love, Nina Roz, Recho Rey, Zafaran