Jeguli – Zafaran
Jeguli Lyrics
(Intro)
Zafaran
In a Swangz Avenue
Oh my God Bomba made my beat
(Verse 1)
Abaana ba city nali nabataa
Bwotegendereza bakutila awo
Tebalina nsonyi iyi natya
Bano batulugunya ne falao
Omukwano bwebasusa bakuwa bikutaa
Bo nebasigala eyo mu pilao
Onfaze nti for worse or for better
Ondaze nti love yafe enunji yakubaawo
Siri kugoba nti wendi vaawo
Guno omukwano gwali gwa kubaawo
Siri kugamba nti awanyi waawo
Onzibude maaso
(Chorus)
Omukwano jeguli
Wowe maama jeguli
Nze nkakasiza era ndabyeko maama jeguli
Mwana watu jeguli
Ondaze nti jeguli
Nze nkakasiza era ndabyeko maama jeguli ehiii
(Verse 2)
Aga nyabo jeguli (jeguli)
Bulijo byendaba ku tv gyebiri (gyebiri)
Nze nawulila ntya wotoli?
Tobanga love jolina wajija mu bayibuli, laba
Love ya yange ayali yabira (ddala)
Nga nekisawo kyobusungu kyali kyajula
Naye omukwano nogukwekula
Bwewaja bwooto omukwaano noguvumbula
(Chorus)
Omukwano jeguli
Wowe maama jeguli
Nze nkakasiza era ndabyeko maama jeguli
Mwana watu jeguli
Ondaze nti jeguli
Nze nkakasiza era ndabyeko maama jeguli ehiii
(Verse 3)
Bwengwa mutagali gw’ayanguwa
N’amaziga gw’asangula
Gwemanya gw’ampangula
Mukazanyo komukwano gw’awangula
Yah you got, yah you got, yah you got it all
Yah you got it beibe
Yah you got it all
Ondaze nti for worse or for better
Ondaze nti love yaffe nunji yakubawo
Silikugoba nti wendi vaawo
Gunomukwano gwali gwakubawo
Silikugamba nti awanyu wawo
Onzibudde maaso
(Chorus)
Omukwano jeguli
Wowe maama jeguli
Nze nkakasiza era ndabyeko maama jeguli
Mwana watu jeguli
Ondaze nti jeguli
Nze nkakasiza era ndabyeko maama jeguli
(Outro)
Ooh jeguli
Omukwano jeguli
Nkakasiza era ndabyeko maama jeguli
Nze ŋŋamba jeguli
Guno jeguli
Eeh nze ndabyeko maama jeguli
Yah!
About “Jeguli”
“Jeguli” is a song by Ugandan singer Zafaran. The song was written by Josephine Nakyoonyi (Zafaran) and Ryian Alegi Bomba (BOMBA). “Jeguli” was produced by Bomba and released on April 7, 2022 through Swangz Avenue and distributed by Kelele Digital.
Genres
Q&A
Who produced “Jeguli” by Zafaran?
When was “Jeguli” by Zafaran released?
Who wrote “Jeguli” by Zafaran?
Zafaran Songs
Zafaran →-
1.
Falayidid
Azawi, Zafaran
-
2.
Wewe
Vinka, Winnie Nwagi, Azawi, Zafaran
-
3.
God Ye Buddy (Amapiano Dance Remix)
Azawi, Vinka, Winnie Nwagi, Elijah Kitaka, Zafaran, Levixone
-
4.
God Ye Buddy
Azawi, Vinka, Winnie Nwagi, Elijah Kitaka, Zafaran, Levixone
-
5.
Ankuba
Zafaran
-
6.
Jeguli
Zafaran
-
7.
Nakawere
Zafaran
-
8.
Mwoto
Zafaran
-
9.
Enafuya
Zafaran
-
10.
Mwoto / Sweetheart (Acoustic)
Zafaran
-
11.
Enafuya (Remix)
Zafaran (feat. T Paul)
-
12.
Sweetheart
Zafaran
-
13.
Otulo
Zafaran
-
14.
Kukyakala Na Kubwa
Ava Peace, Jowy Landa, Nandor Love, Nina Roz, Recho Rey, Zafaran