Search for:
Baana Ba Ndongo – Kapa Cat

Baana Ba Ndongo – Kapa Cat

Download Song : 2.91 MB

Baana Ba Ndongo Lyrics

(Intro)

Yo, Kapa
Kaysam
Hustle? Hustle
TAF, let, let dem fear

(Verse 1)

Ntekamu ko
Siganye ntekamu ko
Uncle!
Bankyawamu ko
Nange bankyawamu ko
Champion body
Seguya nnyo, sefase nnyo
Nsirikamu ko
Bigaanamu ko
Nefaako, nyirira nnyo
Nvumamu ko, ate nkola nnyo

(Pre-Chorus)

Muli bangi? Tuli bangi
Muli bangi nnyo? Tuli bangi nnyo
Muli bangi? Tuli bangi
Muli bangi nnyo? Tuli bangi nnyo

(Chorus)

Ffe nno nno nno tuli baana ba ndongo
Tetubuza network
Ekiro kunyumya emisana simple
Tetuva ku network
Mmh, tuli baana ba ndongo
Tetubuza network
Bwe kigaana nga tudamu tomorrow
Tetuva ku network, eeh

(Verse 2)

Beibe wange mulesse waka
Ntuuse ku bala bambuza
Oli single? ndi single
Oli single? ndi single nnyo
Mmh, ekinjagaza Lydia
Kyekyakaabya Gravity (mazima)
Ekyakaabya Gravity
Ky’ekinjagaza Lydia
Muliwa, ekidongo fire
Byaana bingi bikyuka colour
Muliwa, tuli Nansana-na
Oba mufuuse na babandana

(Pre-Chorus)

Muli bangi? Tuli bangi
Muli bangi nnyo? Tuli bangi nnyo
Muli bangi? Tuli bangi
Muli bangi nnyo? Tuli bangi nnyo

(Chorus)

Ffe nno nno nno tuli baana ba ndongo
Tetubuza network
Ekiro kunyumya emisana simple
Tetuva ku network
Mmh, tuli baana ba ndongo
Tetubuza network
Bwe kigaana nga tudamu tomorrow
Tetuva ku network, eeh

(Verse 3)

Dem got di quantity
Me got di quality
And me got ability
Nsula mbabamba, nsula mbabamba
Nsula mbajooga, nsula mbajooga
Nsula mbabamba, mmh
Kushina, kupeya, kulanga
Nakana ku kyijigo nonya ku Spice awo
Atafa kuchina ataasa natasaana
Zakaho konkona Bebe Cool
Mwekyawe twekyange yekyange
Wali ku boda
Ninga alabye Musuza ne Rema
Kufitina ku * kumenyaŋŋana
Kolaŋŋana kwaŋŋaŋŋana kwemanaŋŋana
Pakunkana kweŋŋaŋŋana

(Pre-Chorus)

Mugambye muli bangi? Tuli bangi
Namwe mubalabye? Naffe tubalabye
Mutegedde? Tutegedde nnyo
Ayayayayaya

(Chorus)

Ffe nno nno nno tuli baana ba ndongo
Tetubuza network
Ekiro kunyumya emisana simple
Tetuva ku network
Mmh, tuli baana ba ndongo
Tetubuza network
Bwe kigaana nga tudamu tomorrow
Tetuva ku network, eeh

(Outro)

Tuli baana ba ndongo
Bwe kigaana nga tudamu tomorrow
Network
Dem got di quantity
Me got di quality
And me got ability
Nsula mbabamba
Kyasam Production

About “Baana Ba Ndongo

“Baana Ba Ndongo” is a song written and performed by Ugandan singer Kapa Cat, real name Catherine Tumusiime. The song was produced by Kaysam Kumapeesa, and released on October 28, 2022 through TAF Music.

Artist(s): Kapa Cat
Release Date: October 28, 2022
Producer(s): Kaysam Kumapeesa
Publisher TAF Music
Country: Uganda

Share “Baana Ba Ndongo” lyrics

Genres

Q&A