Search for:
Dansolo – Kapa Cat

Dansolo – Kapa Cat

Download Song : 3.3 MB

Dansolo Lyrics

(Intro)

Ba musician
Champion body
For today nsabula busabuzi (TAF)
Nsabula busabuzi (Kapa)
I swear nsabula busabuzi (Wani)

(Chorus)

Yo, tebalina dansolo, no
Tebalina dansolo
Kati ate me
Nze alina dansolo, me
Nze alina dansolo
Yo, tebalina dansolo abo
Tebalina dansolo
Only me
Nze alina dansolo, me
Nze alina dansolo

(Verse 1)

Kenzo, tewali dansolo
Sirabawo dansolo (tewali)
Bebe Cool, waliwo dansolo (alinamu)
Waliwo dansolo awo
Ate Bafana, mpulirawo dansolo
Mpulirawo dansolo
Yo, King Micheal, yagwaawo dansolo
Yamazaawo dansolo, eeh
Ekisooka nyumirwa eddembe lyange
Ekyokubiri nekolera ssente zange
Number satu nyumirwa company yange
Ggwe on’ompa ki?
Sit and rethink kuba yeggwe amanyi
Eki ky’omanyi mwe ebyo temubimanyi
All that it took you to be somebody
Yo, so don’t waste your time with nobody

(Verse 2)

Spice sirabawo dansolo
Teyagula dansolo
Nina Roz yerabira dansolo
Tajukira dansolo
Nanduja, tewali dansolo
Tewalibawo dansolo awo, shaa
Pinky teyakula dansolo
Akyali mutto dansolo, ahaa
Bangezaako nebasanga sigenda
Bino ebyange sibyasoma nga calender
Mi wrote and keep writing that mi ah murder
Murder mi wrote!
Yo, nali manyi ndi bubi
Naye abaana bakindaze nti bali bubi
Nali manyi ndi mubi
But have you met … hhhaaa

(Chorus)

Tebalina dansolo, no
Tebalina dansolo
Kati ate me
Nze alina dansolo, me
Nze alina dansolo (towakana eh)
Yo, tebalina dansolo abo (tebalina)
Tebalina dansolo (temulina dansolo)
Only me
Nze alina dansolo, me
Nze alina dansolo

(Verse 3)

Vinka, tamanyi dansolo (ah ah)
Desire, walabisa dansolo
A Pass, ko kakuba dansolo ako
Azawi, sikulaba mu dansolo
Mary Bata, oyo yapimamu dansolo
Latinum, yakuba akaama ka dansolo oyo
Bugembe. oyo asabira dansolo
Naye Big Eye, mwe mukonya dansolo, mmh
Cindy, yazaala dasolo
Kati muzadde dansolo
Walukaga, tokolimira dansolo
Mwagalize dansolo
Byaxy, wagezaako dansolo
Nakulema dansolo
Margla, bamuwasa dansolo

(Verse 4)

Tinku tinku bantinkudde
Abatesi banyigidde
Mwagala mbu mbakomberere (Nooo!)
Neda, no no no, nope
Grenade, community dansolo
Gyebaleko dansolo
Gravity, owogana dansolo
Mpola mpola dansolo
Hellen Lukoma, okola ki mu dansolo?
Ofaaki n’ensi?
Vampino, yasirika dansolo
Simuwulira dansolo

(Outro)

Hmm, yo, Champion Body
Eyo Wani
Nwagi amafigure ga dansolo
Naye takuba dansolo

About “Dansolo

“Dansolo (Dancehall)” is a dancehall song written and performed by Ugandan singer Kapa Cat. The song was produced by Wani and released on March 20, 2023 through TAF Music.

Song: Dansolo
Artist(s): Kapa Cat
Release Date: March 20, 2023
Producer(s): Wani
Publisher TAF Music
Country: Uganda

Share “Dansolo” lyrics

Genres

Q&A