Beera Wano – Zazo Frank
Beera Wano Lyrics
(Intro)
Mmmh yii
Pearlone
(Verse 1)
Leero ninayo akaboozi akakuwomera
Wuliriza bulungi n’amatu otege
Okoze bingi nnyo baby ebinsanira (dat bwoy)
Oba nkuteke mukifo ekisoka, ah
Eby’omukwano obimanyi bya bara bu bazi
Eii eii, aaah
Nafuna ggwe namala ondera bulezi
Eii eii, ooh no
Kubanga love yo enjakira mu maaso
Eri nga mataala, mataala
Abo ba mambo mingi tobatya bajja na kuswala, kuswala
Amaaso bagakanudde
Baagala balabe ng’onkyaawa, baby
(Chorus)
Ba wano wenkulabira baby tondeka mu butaala
(Nkusaba beera wano) baby
Wano wano wenkulabira baby tondeka kuswaala
(Beera Wano) baby
Ba wano wenkulabira baby tondeka mu butaala
(Nkusaba beera wano) baby
Wano wano wenkulabira baby tondeka kuswaala
(Beera Wano) baby
(Verse 2)
Ow’omukwano oli nva nungi mputa nsolobeza
Kanebaze Katonda eyakutonda
Wambuna buna
Ne bw’okuba ntoli nga nze ngoberera
Ow’omukwano wanunga
Ky’ova olaba ne bwenkunyiza
Nze netonda, baby
Ate sisubira ku kulumya yo yadde edakika
Mazima kiriba kiki
Ekirindetera okukulumya
Ow’omwagalwa kiriba kiki
Ekirindetera okukulaba ng’okaaba, lady
(Chorus)
Ba wano wenkulabira baby tondeka mu butaala
(Nkusaba beera wano) baby
Wano wano wenkulabira baby tondeka kuswaala
(Beera Wano) baby
Ba wano wenkulabira baby tondeka mu butaala
(Nkusaba beera wano) baby
Wano wano wenkulabira baby tondeka kuswaala
(Beera Wano) baby
(Verse 3)
Mmmh eeh
Leero ninayo akaboozi akakuwomera
Wuliriza bulungi n’amatu otege
Okoze bingi nnyo baby ebinsanira
Oba nkuteke mukifo ekisoka, ah
Kubanga love yo enjakira mu maaso
Eri nga mataala, mataala
Abo ba mambo mingi tobatya bajja na kuswala, kuswala
Amaaso bagakanudde
Baagala balabe ng’onkyaawa, yeah
Ky’ova olaba ne bwenkunyiza
Nze netonda, baby
About “Beera Wano”
“Beera Wano” is a song written and performed by Ugandan singer Zazo Frank. The song was produced by BX On Da Beat and released on January 26, 2024, through Azir Management.