Julaina – Zazo Frank
Julaina Lyrics
(Intro)
Z Zazo … Zazo
Listen now, baby baby baby
Listen now, listen now, now
(Verse 1)
Omukwano ggwo nze gumbunye bunye
Ndoota bingi bingi nga bakutwala (Brex)
Oba okikola otya, okikola otya
Okulwana n’omutima gwange okikola otya
Okulogotana buli kasera okikola otya
Baby mbuza obikola otya
Ontade ku lukaliriro daily roasting
Nekazakaza naye nga wampamba
Baby, guno omutima wagutwala aah
Aaah aaah
(Chorus)
Julaina, ah ah, Julaina
Nalayira, ah ah, nalayira
Julaina, ah ah, Julaina
Walayira, ah ah, walayira
(Post-Chorus)
Nze tonseera, love eno, love tonseera
Mpa mu bungi baby (baby tonseera)
Love tonseera, eeh eh
Nze tonseera, love eno, love tonseera
Mpa mu bungi baby (baby tonseera)
Love tonseera, eh
(Verse 2)
Yadde ndi mutono nnyo naye omukwano nzitowa kilo
Nze alina omukwano baby oguli mu double
Njagala nkuwe orukundo lungi mu double
Yeah, orukundo lungi lungi mu double
Ggwe asunda mutima nga nayikondo
Ontekako onjokya yokya like candle
I wanna touch feeling your sounding body
Gimme some love ’cause I need somebody
(Chorus)
Julaina, ah ah, Julaina
Nalayira, ah ah, nalayira
Julaina, ah ah, Julaina
Walayira, ah ah, walayira
(Post-Chorus)
Nze tonseera, love eno, love tonseera
Mpa mu bungi baby (baby tonseera)
Love tonseera, eeh eh
Nze tonseera, love eno, love tonseera
Mpa mu bungi baby (baby tonseera)
Love tonseera, eh
(Bridge)
Ggwe asunda mutima nga nayikondo
Ontekako onjokya yokya like candle
Okulogotana buli kasera okikola otya
Baby mbuza obikola otya
Ontade ku lukaliriro daily roasting
Nekazakaza naye nga wampamba
Baby, guno omutima wagutwala aah
Aaah aaah
(Chorus)
Julaina, ah ah, Julaina
Nalayira, ah ah, nalayira
Julaina, ah ah, Julaina
Walayira, ah ah, walayira
(Outro)
Sound Bwoy
Julaina, nalayira
Julaina, walayira (zazo)
About “Julaina”
“Julaina” is a song written and performed by Ugandan singer Zazo Frank. The song was produced by Brex Pro and released on March 14, 2023, through Azir Management.