Search for:
Biri Biri – King Saha

Biri Biri – King Saha

Download Song : 3.07 MB

Biri Biri Lyrics

(Intro)

Aaaa Andre on de Beat

(Hook I)

Nkwagala nga otudde wali
Wali
Nenkunyumiza biri ebyaliwo luli ye
Mu ka umbrella bwetumwenya bwetwewaana aaaa
Mbeera mbirowoozaako ye
Weesunangako nga munno akufaako oh oh

(Hook II)

Mukwano mukwano
Munnange tomanyi kiri eno
Nnyamba oh mukwano oh oh

(Chorus)

Nkwagala biriBiri biri biri ye eh eh
Wankola bubiLwe wadduka luli ye eh eh
Nkwagala biriBiri biri biri ye eh eh
Wankola bubiLwe wadduka luli yeee

(Verse)

Omukwano guwooma ngambaako nti tolinkyawa
Abangi bagendaAbandi bwebajja nebeekyanga
Nze ngamba Linda embaga
Embaga ngireeta teweekyanga
Nkwagala nnyo nnyo singa okimanyi singa okimanyi
Nze wannondayo n’onzija mu
Bali nnava mu
Bali

(Hook II)

Mukwano mukwano
Munnange tomanyi kiri eno
Nnyamba oh mukwano oh

(Chorus)

Nkwagala biri
Biri biri biri ye eh eh
Wankola bubi
Lwe wadduka luli ye eh eh
Nkwagala biri
Biri biri biri ye eh eh
Wankola bubi
Lwe wadduka luli yeee

(Hook 1)

Nkwagala nga otudde wali
Wali
Nenkunyumiza biri ebyaliwo luli ye
Mu ka umbrella bwetumwenya bwetwewaana aaaa
Mbeera mbirowoozaako ye
Weesunangako nga munno akufaako oh oh

(Hook 2)

Mukwano mukwano Munnange tomanyi kiri eno
Nnyamba oh mukwano oh oh

(Chorus)

Nkwagala biri
Biri biri biri ye eh eh
Wankola bubi
Lwe wadduka luli ye eh eh
Nkwagala biri
Biri biri biri ye eh eh
Wankola bubi
Lwe wadduka luli yeee

About “Biri Biri

“Biri Biri” is a song by Ugandan singer King Saha. The song was written by Ssemanda Manisul and produced by Daddy Andre. “Bambi” was released on May 23, 2018 through King’s Love Entertainment.

Song: Biri Biri
Artist(s): King Saha
Release Date: May 23, 2018
Writer(s): Ssemanda Manisul
Producer(s): Daddy Andre
Country: Uganda

Share “Biri Biri” lyrics

Genres

Q&A