Okimanyi – Shana Sierra ft. King Saha
Okimanyi Lyrics
(Intro)
Say
E’kappa eridde enyama yange
(A dis a Legend Production)
Aaaah aah
(Verse)
Bi love mature
Bino bi love mature manya mukwano wafuna
Manya mukwano wafuna
Mukwano nze nsubiza nti eyo teriyo kulumwa
Eno teriyo kulumwa
Eno teriyo kulumwa
Bweŋŋonda kaluba
Ate tolyanga maluma
Nina big fish naloba ggwe sukuma sukuma
Omukwano sukuma
Ojjanga teri akutuma
(Chorus)
Ky’oŋŋamba kyenkola (okimanyi gwe)
Oh oh kyenkola (okimanyi)
By’oŋŋamba byenzina (okimanyi gwe)
Ooouu byenzina (byenzina)
Ky’oŋŋamba kyenkola (okimanyi gwe)
G’oŋŋambye genzina (okimanyi gwe)
Genzina (byenzina)
(Verse)
Bwemba nkutemera amazina mu satini
Eba freestyle nze sikola routine
Sirina gyeŋŋenda
Bwoba ggwe oŋŋambye baby wait a minute
Sukuma
Ggwe sukuma sukuma
Ggwe sukuma sukuma weba nga love sukuma
Ggwe sukuma sukuma
Nawe kwaata essimu mukwano ggwo yaakuba
Nze wabula onkolera
Nooyo mukwano ggwo anjulira
Nagamba mubwolina bimmala
Mukwano gwe yanguwa ndi wano
Mukwano kale
(Bridge)
I love you
I really really do
Nkusa ne ku kasusu you’re my kizigo
Kizibu kyange kiba kizibu kyo
Same way your problem are my problem you know
(Refrain)
Bweŋŋonda kaluba
Ate tolyanga maluma
Nina big fish naloba ggwe sukuma sukuma
Omukwano sukuma
Ojjanga teri akutuma
(Chorus)
Ky’oŋŋamba kyenkola (okimanyi gwe)
Oh oh kyenkola (okimanyi)
By’oŋŋamba byenzina (okimanyi gwe)
Ooouu byenzina (byenzina)
Ky’oŋŋamba kyenkola (okimanyi gwe)
G’oŋŋambye genzina (okimanyi gwe)
Genzina (byenzina)
(Outro)
Okimanyi, okimanyi
Okimanyi owooma ng’omubissi
Okimanyi, okimanyi
Suppu wo alimu otunyo
About “Okimanyi”
“Okimanyi” is a song by Ugandan singer Shana Sierra featuring King Saha. The song was written by Ssemanda Manisul and produced by D’Mario. “Okimanyi” was released on August 29, 2024.