Bwerere – Neliah
Bwerere Lyrics
(Intro)
Nyk
Someboy coulda hate ya
Neliah
D’Mario
Songboss create
(Verse)
Nina ensonga gyendeese
Abalonzi mutuule muwulire
Nsonga nkulu
Lekka nsomese
Ayagala okunyumirwa anyumirwe
Mbuuze ekibuuze twanukule
Wewabaawo ensonga twanjulule
(A dis a Legend Production)
(Pre-Chorus)
Gano simawulire
Ssi nsonga zabulimba mabulire
Gano simatumire
Lord mayor yantumye nzije mbabulire
(Chorus)
Enno dunia etumaliramu bwerere
Wekaba kalulu, tusituke tulonde
Ne gw’owalana, owalana bwerere
Kya butonde, twatondebwa bwerere
Abatukuba mutukubira bwerere
Yatuwa omukka gwe tusa gwa bwerere
Akalulu kanyuma mirembe ssi kerere
Dunia ogivaamu ogivaamu bwerere
(Verse)
Ab’oluganda balemagana
Buli omu color gyalina tekwatagana
Bayeekera omu, nyini kalina
Covid taxi batiika baana baana
Boda boda mu kibuga tozigeza
Abalala osanga batika
Omuto n’omukulu tuli ku kyookya
But I leave them all to Jah
(Chorus)
Enno dunia etumaliramu bwerere
Wekaba kalulu, tusituke tulonde
Ne gw’owalana, owalana bwerere
Kya butonde, twatondebwa bwerere
Abatukuba mutukubira bwerere
Yatuwa omukka gwe tusa gwa bwerere
Akalulu kanyuma mirembe ssi kerere
Dunia ogivaamu ogivaamu bwerere
(Verse)
Muba bangi musiga nsigo
Mufune ensimbi temusubira bino
Bosuubira okukujuna bebaali kwepena
Nga bufuse ekyiro
Gw’oyiita mukwano gwo
Oja kwewuunya nga yemulabe wo
Gw’oyiiya best wo
Oja kutya nyo nga ye worse wo
(Bridge)
Bagamba muzeeyi agende
Abalala bagamba asigale
Bagamba Kyagulanyi tulonde
People power mbu tusonge
Ono dunia misaanvu
Biwaanvu, tusabe Katonda ayambe
(Chorus)
Enno dunia etumaliramu bwerere
Wekaba kalulu, tusituke tulonde
Ne gw’owalana, owalana bwerere
Kya butonde, twatondebwa bwerere
Abatukuba mutukubira bwerere
Yatuwa omukka gwe tusa gwa bwerere
Akalulu kanyuma mirembe ssi kerere
Dunia ogivaamu ogivaamu bwerere
(Outro)
Respect to the doctor (bwerere)
Jose Chameleone
Respect to the doctor (bwerere)
Jose Chameleone (bwerere)
Ab’oluganda balemagana (bwerere)
Buli omu color gyalina tekwatagana (bwerere)
Bayeekera omu, nyini kalina (bwerere)
Covid taxi batiika baana baana (bwerere)
A dis a Legend Production
About “Bwerere”
“Bwerere” is a song by Ugandan singer Neliah. The song is a re-do of Jose Chameleone’s 2015 hit song of the same name. “Bwerere” was produced by D’Mario Legend and released through NYK Promotions on September 13, 2020. Neliah posted in the description of the music video for the song; “Thank you Lord Mayor for allowing me redo this song”.
Lyrically, “Bwerere” addresses societal issues, emphasising the futility of certain conflicts and struggles. The lyrics touch on themes like political unrest, division among people, and the impact of the COVID-19 pandemic. The chorus reflects on the ephemeral nature of life and efforts, symbolized by the repeated word “bwerere,” meaning “in vain” or “for nothing.”
Genres
Q&A
Who produced “Bwerere” by Neliah?
When was “Bwerere” by Neliah released?
Who wrote “Bwerere” by Neliah?
Neliah Songs
Neliah →-
1.
Run This Town
Neliah, Exray Taniua, Odi Wa Muranga
-
2.
Ekintu
Neliah
-
3.
Badder Love
Neliah
-
4.
Badder Love (Acapella)
Neliah
-
5.
Badder Love (Dubb)
Neliah
-
6.
Temala
Neliah
-
7.
Bonjour
Neliah
-
8.
Different
Neliah
-
9.
Empress Talk
Neliah
-
10.
Deep In Love
Neliah
-
11.
Free
Neliah (feat. Daddy Andre)
-
12.
Crush
Neliah
-
13.
Crush (Acapella)
Neliah
-
14.
Crush (Dubb)
Neliah
-
15.
Oweewange
Neliah
-
16.
Singa
VTS boyz (feat. Neliah)
-
17.
Bwerere
Neliah
-
18.
Champion Bae
Neliah
-
19.
Blessed (Cover)
Neliah