Search for:
Ekintu – Neliah

Ekintu – Neliah

Download Song : 3.09 MB

Ekintu Lyrics

(Intro)

Body to body, you got my body to body
Body to body, you got my body to body
To body you got (Ricky Miles)

(Verse 1)

Wandika bino ebigambo mwatu byenkubulira my baby
Waliberawo omujulira
Sirikuba kirango kubategeza luno tugenze
Galiba mattu kuwulira
Coz this kind of love that you give me is amazing
Amazing yeah
Just gimme the magic nga Winnie Nwagi
Buli ka tiki tiki mark it with langi

(Pre-Chorus)

Tondeka nga ndi eno nziyira
Oly’omu era tewali akusinga
Buli kimu eno kikyo
I want you to know
Kabube misana oba nga kiro

(Chorus)

Olina ekintu ekintu
Ekyo ekintagaza
Ekindeta nokupolota
Olina ekintu ekintu
Ekyo ekintagaza aah yea
Olina ekintu ekintu
Ekyo ekintagaza aah yeah

(Verse 2)

Bikula bikula
Bikula ebitabo byo otandike osoma
Tikula tikula
Tikula omukwano gwo va mu kutontoma
Yea yea yea
Nkolokota
Nkolokota
Amagezi gabula gaweta gakulukuta baby
Kakube kuffa nga ndi kukutuka
Njakulwanira paka tugwe mawokota

(Pre-Chorus)

Tondeka nga ndi eno nziyira
Olyomu era tewali akusinga
Bulikimu eno kikyo
I want you to know
Kabube misana oba nga kiro

(Chorus)

Olina ekintu ekintu
Ekyo ekintagaza
Ekindeta nokupolota
Olina ekintu ekintu
Ekyo ekintagaza aah yea

About “Ekintu

“Ekintu” is a song by Ugandan singer Neliah. The song was produced by Jazz Ricky Miles, and released on September 26, 2024 through Black Market Records.

Song: Ekintu
Artist(s): Neliah
Release Date: September 26, 2024
Writer(s): Neliah Kansiime
Producer(s): Ricky Miles
Country: Uganda

Share “Ekintu” lyrics

Genres

Q&A