Muziki – Ava Peace
Muziki Lyrics
(Intro)
Nvaako, nze tonesibaako
Ate sigaba masanyalaze (Enyama)
Kubanga namwe bwemwagalina temwampa
(Big Davie Logic to the world)
Ffena tubifirwa
(Verse)
Oba olina akabina ko gwe kakankanye (uuh)
N’atalina amagumba kale gakankanye (mmh)
Ndeka nzine amazina nze mpambanye
Ebizibu byenina mbikakanye
Ebintu by’okukyala gwe bya company (uuh)
N’eyayise mu kituli funa company
Ffe tweyagalamu kati mutusasire
Abatwogerako ebibi eyo bibadire
(Pre-Chorus)
Katino sunda sunda ebina (sunda)
Nkusaba sunda ebina
Bwokwata ekyana kikube gear (kikube)
Nsaba okikube gear
(Chorus)
Ffe tulya nyama y’abatalya nyama
Omuziki nyama y’abatalya nyama
Genda obuuze ne ssenga kulanama
Omuziki nyama y’abatalya nyama
Ffe tunywa njaga y’abatanywa njaga
Omuziki njaga y’abatanywa njaga
Genda obuuze ne rasta e’ Busabala
Omuziki njaga y’abatanywa njaga
(Post-Chorus)
Enjaga enjaga y’abatanywa njaga
Omuziki njaga y’abatanywa njaga
Enyama enyama y’abatalya nyama
Muziki ye nyama y’abatalya nyama
(Verse)
Baby bwozina bwozina kagula
Omutima mpulira ntino ogugula
Wandisa bikki oba kasambula
Yegwe antuuza wano obutatambula
(Pre-Chorus)
Katino sunda sunda ebina (sunda)
Nkusaba sunda ebina
Bwokwata ekyana kikube gear (kikube)
Nsaba okikube gear
(Chorus)
Ffe tulya nyama y’abatalya nyama
Omuziki nyama y’abatalya nyama
Genda obuuze ne ssenga kulanama
Omuziki nyama y’abatalya nyama
Ffe tunywa njaga y’abatanywa njaga
Omuziki njaga y’abatanywa njaga
Genda obuuze ne rasta e’ Busabala
Omuziki njaga y’abatanywa njaga
(Verse)
Oba olina akabina ko gwe kakankanye (uuh)
N’atalina amagumba kale gakankanye (mmh)
Ndeka nzine amazina nze mpambanye
Ebizibu byenina mbikakanye
Enjaga enjaga y’abatanywa njaga
Omuziki njaga y’abatanywa njaga
Enyama enyama y’abatalya nyama
Muziki ye nyama y’abatalya nyama
Ebintu by’okukyala gwe bya company (uuh)
Neyayise mu kituli afuna company
Ffe tweyagalamu kati mutusasile
Abatwogerako ebibi eyo bibadire
(Chorus)
Ffe tulya nyama y’abatalya nyama
Omuziki nyama y’abatalya nyama
Genda obuuze ne ssenga kulanama
Omuziki nyama y’abatalya nyama
Ffe tunywa njaga y’abatanywa njaga
Omuziki njaga y’abatanywa njaga
Genda obuuze ne rasta e’ Busabala
Omuziki njaga y’abatanywa njaga
About “Muziki”
“Muziki” is a song by Ugandan singer Ava Peace. The song was written by Namugonza Maureen Peace and produced by Bid Davie Logic. “Muziki” was released on July 9, 2020 through TNS (Team No Sleep).
“Muziki” is an energetic dancehall song that celebrates music’s unifying power and its ability to transcend cultural and economic boundaries. The song compares music to delicacies and pleasures that are enjoyed even by those who typically abstain, creating an inclusive, feel-good vibe perfect for dancing and celebration.
Genres
Q&A
Who produced “Muziki” by Ava Peace?
When was “Muziki” by Ava Peace released?
Who wrote “Muziki” by Ava Peace?
Ava Peace Songs
Ava Peace →-
1.
London
Ava Peace
-
2.
Kawala Ka Amooti
Ava Peace
-
3.
Kiro Kilamba
Ava Peace (feat. Redsan)
-
4.
Wantegula
Ava Peace
-
5.
Natera
Ava Peace
-
6.
Batuleke
Vinka, Winnie Nwagi, Ava Peace
-
7.
Tabbu
Dax Vibez, Ava Peace
-
8.
Tuli Single
Ava Peace
-
9.
Bamutwaala
Nandor Love, Ava Peace
-
10.
Muziki
Ava Peace, Fik Gaza
-
11.
Muziki
Ava Peace
-
12.
Kukyakala Na Kubwa
Ava Peace, Jowy Landa, Nandor Love, Nina Roz, Recho Rey, Zafaran
-
13.
Romantic
Ava Peace
-
14.
Omwenge
Ava Peace
-
15.
Wewawo
Ava Peace
-
16.
Oluseke
Ava Peace
-
17.
Mukwano Arcade
Ava Peace (feat. Vyroota)
-
18.
Whikey
Ava Peace