Namala – John Blaq
Namala Lyrics
(Intro)
Ke-
Ya ah
John Blaq bwoy bwoy
Kelly Yo
(Verse 1)
Before nga sinakufuna nalina yo ku kawala eyo
Before nga sinakufuna nalina yo ku kawala eyo
Before nga sinakufuna nalina yo ka girlfriend
Before nga sinakufuna nalina yo ka roommate, yeah
Nga nakagala
Ne nkalambuza ekibuga kya mu Kampala
Nga byonna byonna kandaga nti ze abisobola
Kumbe kalinayo ki fala eyo ekikakungula, ye eh
Ki fala ky’alina body
Nga sikisobola ate nga kisula Katwe, eh ya
Ate nze salina body
Nga sibisobola kulumba baana be’Katwe, eh ya
(Chorus)
Baby namala
Namala
Baby nze naterera
Okuva lwe nakufuna nze namala
Wabula namala
Nafuna anjagala
Baby nze naterera
Okuva lwe nakufuna nze namala
(Verse 2)
Kati ndi bulungi
Nze wenjogerera ewaka nsula bulungi
Kuva lwe nakufuna owange nalulungi
Omutima wagusigako aka langi, haaa
Namala byonna bye nali nonya nembisanga mu ggwe omu
My baby lover
Abali bansekerera nga balowooza ndi beera omu
Nafunye cinderella
Onkyamula
Mutima onteese ku taka laba onkamula
Bebuuza akanyiriro nkaja wa atakula
Kumbe omukwano ggwo nze baby gunkolera, aaah
(Chorus)
Baby namala
Namala
Baby nze naterera
Okuva lwe nakufuna nze namala
Wabula namala
Nafuna anjagala
Baby nze naterera
Okuva lwe nakufuna nze namala
(Verse 3)
Before nga sinakufuna nalina yo ku kawala eyo
Before nga sinakufuna nalina yo ku kawala eyo
Nga nakagala
Ne nkalambuza ekibuga kya mu Kampala
Nga byonna byonna kandaga nti ze abisobola
Kumbe kalinayo ki fala eyo ekikakungula, ye eh
Kati ndi bulungi
Nze wenjogerera ewaka nsula bulungi
Kuva lwe nakufuna owange nalulungi
Omutima wagusigako aka langi, haaa
(Chorus)
Baby namala
Namala
Baby nze naterera
Okuva lwe nakufuna nze namala
Wabula namala
Nafuna anjagala
Baby nze naterera
Okuva lwe nakufuna nze namala
(Outro)
Kuba kuba kuba
Aya bassi
About “Namala”
“Namala” is a song written and performed by Ugandan dancehall artist John Blaq (real name Kasadha John). The song was produced by Kelly Yo and released on September 27, 2024.