Search for:
Naterera – Sqoop Larma

Naterera – Sqoop Larma

Download Song : 3.14 MB

Naterera Lyrics

(Intro)

Temperature Touch on the beat
A Sqoop Larma Lover Boy
Chosen yapenze beat
Sound Fall

(Verse 1)

Twali tukwatagana
Nga tukumagana nga balongo
Era twalina ebirooto
Wadde wayanguwa osala omusango
Bwe nakwagala nakwemalirayo
Nga n’akatono kenyina musawo nkubalirako
Wandaba zero ggwe nondekawo
Kyekyaletera love yaffe okusanawo
Nga nakaaba nasinda
Wandeka mu bulumi with no doctor
Nga weyisa nga ba soldier
Wakikolera mu busungu nga bungi

(Chorus)

Naterera
Sikyalina stress, naterera
Naterera
Nafunayo mu bangi eyantegera
Naterera
Sikyalina stress, naterera
Naterera
Nafunayo mu bangi eyantegera

(Verse 2)

Eno gaba masanyu
N’ono owange gaba masanyu oouu
Eno nsiiba mu sanyu
Waleka maziga yaleeta sanyu
Walahi teri kibulamu
Mukwano afumba mungi gujjuza ntamu
Nyirira kati nakyukamu
Yajja n’emikisa n’akassente nakafunamu
Yamponya, walahi sikulimba yamponya
Era yansangula amaziga agaali gakulukuta mu maaso

(Chorus)

Naterera
Sikyalina stress, naterera
Naterera
Nafunayo mu bangi eyantegera
Naterera
Sikyalina stress, naterera
Naterera
Nafunayo mu bangi eyantegera

(Verse 3)

Bwe nakwagala nakwemalirayo
Nga n’akatono kenyina musawo nkubalirako
Wandaba zero ggwe nondekawo
Kyekyaletera love yaffe okusanawo
Nga nakaaba nasinda
Wandeka mu bulumi with no doctor
Nga weyisa nga ba soldier
Wakikolera mu busungu nga bungi

(Chorus)

Naterera
Sikyalina stress, naterera
Naterera
Nafunayo mu bangi eyantegera
Naterera (Eno gaba masanyu)
Sikyalina stress, naterera (N’ono owange gaba masanyu oouu)
Naterera (Eno nsiiba mu sanyu)
Nafunayo mu bangi eyantegera (Waleka maziga yaleeta sanyu)

(Outro)

Walahi teri kibulamu
Mukwano afumba mungi gujjuza ntamu
Nyirira kati nakyukamu
Yajja n’emikisa n’akassente nakafunamu

About “Naterera

“Naterera” is a song written and performed by Ugandan singer Sqoop Larma (real name Sserunjogi Godfrey). It was produced by Chosen and Temperature Touch released on March 24, 2024.

Song: Naterera
Artist(s): Sqoop Larma
Release Date: March 24, 2024
Writer(s): Sserunjogi Godfrey
Producer(s): Chosen, Temperature Touch
Publisher Sqoop Larma
Country: Uganda

Share “Naterera” lyrics

Genres

Q&A