Search for:
Ndeka – Sqoop Larma

Ndeka – Sqoop Larma

Download Song : 2.48 MB

Ndeka Lyrics

(Intro)

A Sqoop Larma Lover Boy
Ne Temperature Touch on the beat
Sound Fall

(Pre-Chorus)

Okuva lwe namufuna yamponya abayaye mu magandula
Ku ludda lwange yanzuula
Kati ku mupika muhabati muwe buli kyayagala
Ggwe ndeka sikyayinza

(Chorus)

Nkusaba ndeka wafuuka bikadde nnyo
Love gye nayina enyingi yagwawo
Obudde bwe nakuwa wabuzanyiramu
Nkusaba ggwe onerabire
Nkusaba ndeka wafuuka bikadde nnyo
Love gye nayina enyingi yagwawo
Obudde bwe nakuwa wabuzanyiramu
Nkusaba ggwe onerabire

(Verse 1)

Katonda yanyanukula okuva lwe wanta
Nawonya, anti nebibimba bikka
Bye, am gonna see you later
Kyali worse, kati am now better
Oyagala nkuteke wa space bagiryawo
Wali mu bwangu wayanguwa okuvawo
Wayagala bya buliwo ebirooto nobivaako
So nga kwali kusiga nsigo
Yee ye!
Nanyumizaako akoowa
Nafuna gwenjagala bituwuba
Bwampa love tanseera
In a return muwa love ssi mutuza

(Pre-Chorus)

Okuva lwe namufuna yamponya abayaye mu magandula
Ku ludda lwange yanzuula
Kati ku mupika muhabati muwe buli kyayagala
Ggwe ndeka sikyayinza

(Chorus)

Nkusaba ndeka wafuuka bikadde nnyo
Love gye nayina enyingi yagwawo
Obudde bwe nakuwa wabuzanyiramu
Nkusaba ggwe onerabire
Nkusaba ndeka wafuuka bikadde nnyo
Love gye nayina enyingi yagwawo
Obudde bwe nakuwa wabuzanyiramu
Nkusaba ggwe onerabire

(Bridge)

Bino by’olaba twewana
Byali kuwonya biwundu bye watagula
N’emikisa ne gyeyongera
Okuva ku lunaku lwe namusembeza
Bino by’olaba bye twesuta
Byali kuwonya biwundu bye watagula
N’emikisa ne gyeyongera
Okuva ku lunaku lwe namusembeza

(Outro)

Obudde bwe nakuwa wabuzanyiramu
Nkusaba ggwe onerabire
Nkusaba ndeka wafuuka bikadde nnyo
Love gye nayina enyingi yagwawo
Obudde bwe nakuwa wabuzanyiramu
Nkusaba ggwe onerabire

About “Ndeka

“Ndeka” is a song written and performed by Ugandan singer Sqoop Larma (real name Sserunjogi Godfrey). It was produced by Temperature Touch at Sound Fall, and released on July 30, 2024.

Song: Ndeka
Artist(s): Sqoop Larma
Release Date: July 30, 2024
Writer(s): Sserunjogi Godfrey
Producer(s): Temperature Touch
Publisher Sqoop Larma
Country: Uganda

Share “Ndeka” lyrics

Genres

Q&A