Nze Oyo Lyrics
(Intro: Laika)
Somba love nsonde so so
Kuba omukwano gwompulirako makula
Timba love efuuke eŋŋombo
Axtra
Laika Music
(Verse: Laika)
They never make like this no more
Ting ain’t no more
You can never take it snappy try slowmo
My body you afi study ng’esomo
Artin on the beat-o
(Vinka)
(Hook: Vinka & Laika)
Aaaahh aaaahh
Abakulaba nange nti boy partner wakikuba otya
Aaaahh aaaahh
Okuganza ono Vinka kuba kusula kumuliro gwookya
(Verse: Vinka)
Oyagala beauty oyagala designer
Oyagala booty ezitali z’aba China
Kwata kwata lover
Nvudde mu undercover
Gwe toloba nze alina ebisava
(Chorus: Vinka & Laika)
Nze oyo, nze oyo
Gw’osiiba ng’olowooza bwewebaka n’omuloota
Nze oyo, nze oyo
Akusuza ng’okeera nyo naye enkoko nekusooka
Nze oyo
Jako akabuuza mukwano
Nze oyo
Atakukweka mukwano
Nze oyo
Atakutika bita
Ate ng’omwagala by’otegeeza nkilabye (yenze, yenze)
(Verse 2: Vinka)
Esanyu ly’olina lya mwooki wagonja
Body ya baby we ekusabula za bondya
Ekuyisaamu amasasi gaba soldier
Atulia apa ngoja nakuja (Level)
Baby manya sikikola mububi
Ogamba nkubugumya musaayi muli
Nkimanyi nkubukusa
Kati mbu etungulu oyagala kulisusa
Alright then
(Verse 3: Laika)
Nze nsaba stress tezikwetantala
Manyi dance nakweshongola
Gwe somba nga nsomba nga twesombera
Gwekikoze obubi tomwetondera
Oyagala figure oyagala designer
Oyagala booty ezitali z’aba China
Kwata kwata lover
Nvudde mu undercover
Gwe toloba nze alina ebisava
(Chorus: Vinka & Laika)
Nze oyo, nze oyo
Gw’osiiba ng’olowooza bwewebaka n’omuloota
Nze oyo, nze oyo
Akusuza ng’okeera nyo naye enkoko nekusooka
Nze oyo
Jako akabuuza mukwano
Nze oyo
Atakukweka mukwano
Nze oyo
Atakutika bita
Ate ng’omwagala by’otegeeza nkilabye (yenze, yenze)
(Refrain: Laika)
Somba love nsonde so so
Kuba omukwano gwompulirako makula
Timba love efuuke eŋŋombo
Gwe wabitagedde
(Hook: Laika)
Aaaahh aaaahh
Abakulaba nange nti boy partner wakikuba otya
Aaaahh aaaahh
Okuganza nze Laika kuba kusula kumuliro gwookya
(Verse)
They never make like this no more
Ting ain’t no more
You can never take it snappy try slowmo
My body you afi study ng’esomo
Another deal done ting for you
(Verse)
Nze oyo, nze oyo
(They never make like this no more)
(Ting ain’t no more)
(You can never take it snappy try slowmo)
Nze oyo, nze oyo
My body you afi study ng’esomo
Another deal done ting for you
(Outro: Vinka & Laika)
Nze oyo
Jako akabuuza mukwano
Nze oyo
Atakukweka mukwano
Nze oyo
Atakutika bita
Ate ng’omwagala by’otegeeza nkilabye (yenze, yenze)
About “Nze Oyo”
“Nze Oyo” is the second track from Laika’s “IT WAS ALL A DREAM” EP. The song, which features Vinka, was produced by Artin Pro. “Nze Oyo” was released through “Laika Music” on August 25, 2024.