Ontabula – Laika ft. Fik Fameica
Ontabula Lyrics
(Intro)
Raa
Hhha
Laika Music
Fik Fameica
Artin on the beat-o
King Kong
Deal Done
(Verse 1)
What are you, what are you
What are you, ontabula
What are you, what are you, bwoy
Kubanga ekikola omubisi teziba nsowere
Enjuki zimala kuzunga (Artin on the beat)
Towakana tompitisa w’amaalo
Mu birowoozo onzinisa kapaalo
Nkiraba nga akibiri kakukuba nyo
Kanyige ku biwundu bikuluma nyo
Imma let you whyne it (show dem, show dem)
Nze kino kyendi (Oba nga kyoyoya)
Baby, Imma let you whyne it (show dem, show dem)
Nze kino kyendi (Oba nga kyoyoya)
Ekisige ky’omukwano kyoli gwe
Kyekyanoga zi langi, yeeah
Ela abe butaba gwe sandize
Wangobya ba musangi
(Chorus)
Mwana gwe by’onjagala (Ahhha)
Mbyagala (Eh eh)
Nkwagalira mu style (Gyal)
Byenjagala mbyagala (Ahhha)
Ebirara (Eh eh)
Balikebera mu file
Mwana gwe by’onjagala (Mmh, yeah)
Mbyagala (yee)
Nkwagalira mu style (Gyal)
Byenjagala mbyagala (Eeeh)
Ebirara (yee)
Balikebera mu file
(Verse 2)
Nakusoma nenkukuguka ndi smart
Natudde n’ebibuuzo ninze zi result, ehh
Kagabakanuke abasiba bet
Mbu era omukwano ogwaffe gukoma ku date, gyal
Ndi wakukwagalira mu style (style)
Tetuli tengana paper na bilo (bilo)
Figure n’endabika wabaleka mile
Nsaanuuka whenever you smile (gyal, Level)
Tebali dopper gwe oli dopper you’re mi comforter
Bali bewali ondowoleza be banfata
Banfata nakitegera befera
Kubira nze ebibala webyengera
By the way
Buli lwoba okay mba okay (okay)
Buli lwoba happy mba happy (happy)
Nze nebwoba bubi mba bubi (mba bubi)
Nakunyiiza anyiiza
(Chorus)
Mwana gwe by’onjagala (Ahhha)
Mbyagala (Eh eh)
Nkwagalira mu style (Gyal)
Byenjagala mbyagala (Ahhha)
Ebirara (Eh eh)
Balikebera mu file
Mwana gwe by’onjagala (Mmh, yeah)
Mbyagala (yee)
Nkwagalira mu style (Gyal)
Byenjagala mbyagala (Eeeh)
Ebirara (yee)
Balikebera mu file
(Verse 3)
Omasamasa nga munyenye mu munye
Nkukolereki omutima gwange oguwonye
Oli wamaanyi bali abalala banafuye
Onyumira newooba mu lugabire
By the way
Towakana tompitisa w’amaalo
Mu birowoozo onzinisa kapaalo (By the way)
Bwetuba ffembi abo kibaluma nyo
Banyige ku biwundu bibaluma nyo
Imma let you whyne it (kuba kuba)
Nze kino kyendi (show dem)
Baby, Imma let you whyne it (show dem, show dem)
Nze kino kyendi (labisa)
(Chorus)
Mwana gwe by’onjagala (Ahhha)
Mbyagala (Eh eh)
Nkwagalira mu style (Gyal)
Byenjagala mbyagala (Ahhha)
Ebirara (Eh eh)
Balikebera mu file
Mwana gwe by’onjagala (Mmh, yeah)
Mbyagala (yee)
Nkwagalira mu style (Gyal)
Byenjagala mbyagala (Eeeh)
Ebirara (yee)
Balikebera mu file
(Outro)
Bebamanyi uncle
Nkwagalira mu style (Laika Music)
Artin on the beat-o
Balikebera mu file
You already know
Fresh Gang, mmh mmh
Mad vibes
About “Ontabula”
“Ontabula” is the first track and the only single from Laika’s “IT WAS ALL A DREAM” EP. The song, which features rapper Fik Fameica, was produced by Artin Pro. “Ontabula” was released through “Laika Music” on July 12, 2024.
“Ontabula” is an energetic track where both artists express their affection and admiration for a significant other. The lyrics emphasise enjoying love in style, and in a unique and personal way.