Sewaana – Sheem Mwanje
Sewaana Lyrics
(Intro)
Lwakuba nina ebubba aah
Waguan
Ne bwekaba kaswera ahh
BassBoi
(Verse 1)
Munsi y’omukwano mwe nakulira
Nalina n’abasomesa okuguyiga
Bankuttira obutagatika
Oganza ng’omu tebakutikika
Njagala omusaja nga yakuguka
Sisosola muzungu oba mufirika
Nga alina money ekyo nawe kyeraga
Omubiri ogulaba alina okugulabirira
Omukwano gwe nsuza eno original
Hot water nenkufumbira
Aka number sirigaba nyabula
Nze bwentyo nze bwentyo manya
(Pre-Chorus)
Bw’oba onfunye
Nze ng’onfunye
Bw’oba onfunye
Ne mu bano ogenda kweraga ehh
(Chorus)
Kuba manyi body mbasinga (Nze Sewaana)
Beauty ne color mbasinga (Sewaana)
Empisa nazo naziyiga (Sewaana)
Nze bwentyo, bwentyo
Kuba manyi body mbasinga (Sewaana)
Beauty ne color mbasinga (Nze sewaana)
Empisa nazo naziyiga (Sewaana)
Nze bwentyo, bwentyo
(Verse 2)
Nze ndi berawo ne bw’oba stuck on bed
Ndi kulindako baby to ease your pain
Ng’omukwano gwe nina gugwo wekka
Ndi mufumbi nakinku atekyusa ahh
Lwakuba nina ebbuba aahh
Lijja lwa kuba nga nkwagade
Nebwekaba kasweera aahh
Ndi kafiirako oohh tekakwefasa
Onansonyiwa bwe mba nkisusiza
Love gyenina ebaza ne gonja
Nafuna ku original ey’abamisani
Bwentyo bwentyo
(Chorus)
Kuba manyi body mbasinga (Nze Sewaana)
Beauty ne color mbasinga (Sewaana)
Empisa nazo naziyiga (Sewaana)
Nze bwentyo, bwentyo
Kuba manyi body mbasinga (Sewaana)
Beauty ne color mbasinga (Nze sewaana)
Empisa nazo naziyiga (Sewaana)
Nze bwentyo, bwentyo
(Refrain)
Njagala omusaja nga yakuguka
Sisosola muzungu oba mufirika
Nga alina money ekyo nawe kyeraga
Omubiri ogulaba alina okugulabirira
Omukwano gwe nsuza eno original
Hot water nenkufumbira
Aka number sirigaba nyabula
Nze bwentyo nze bwentyo manya
Onansonyiwa bwe mba nkisusiza
Love gyenina ebaza ne gonja
Nafuna ku original eyabamisani
Bwentyo bwentyo
(Chorus)
Kuba manyi body mbasinga (Nze Sewaana)
Beauty ne color mbasinga (Sewaana)
Empisa nazo naziyiga (Sewaana)
Nze bwentyo, bwentyo
Kuba manyi body mbasinga (Sewaana)
Beauty ne color mbasinga (Nze sewaana)
Empisa nazo naziyiga (Sewaana)
Nze bwentyo, bwentyo
(Outro)
Bass-
Nze sewaana aah
Sewaana aah
JahLive
About “Sewaana”
“Sewaana” is a song by Ugandan singer Sheem Mwanje. The song was written by Mugagga Timothy Terry, produced and mastered by Bassboi. “Sewaana” was released on March 17, 2023 through Empower House.
Genres
Q&A
Who produced “Sewaana” by Sheem Mwanje?
When was “Sewaana” by Sheem Mwanje released?
Who wrote “Sewaana” by Sheem Mwanje?
Sheem Mwanje Songs
Sheem Mwanje →-
1.
Mbarara
Sheem Mwanje (feat. Megatone)
-
2.
Forever
Sheem Mwanje (feat. Grenade Official)
-
3.
Sewaana
Sheem Mwanje
-
4.
Twekwatemu
Sheem Mwanje
-
5.
Olindaki?
Sheem Mwanje
-
6.
Nkwagala Biriyo
Sheem Mwanje
-
7.
Tuveeyo
Sheem Mwanje
-
8.
Dreaming
Sheem Mwanje
-
9.
Tonyt (cover)
Sheem Mwanje
-
10.
Nakudata (Cover)
Sheem Mwanje