Search for:
Bakundekere – Pretty Banks

Bakundekere – Pretty Banks

Download Song : 2.98 MB

Bakundekere Lyrics

(intro)

Another Show Tym beat know this (A Pretty Banks)
Another, Deal Done you know this (Waguan)
I wanna give give give you love and more of this (Bassboi)
Kaakati oliwa

(verse)

I feel like I miss you my babe where are you
Come home and give me love
Am a jealous lover lover can’t share you
Baby don’t blow the bubble
Babe bye wenyiizanyiiza tinkwenda
Okimanyi bw’omwenyaamu binzigunda
Gwe atali kate nti njagala kulunda
Naye saagala onkubise mpi ku mba
Siri mwavu nti oba sirina zisasula bakanyama bapangise
Saagala bafere bakweyambise
Alikunkyaya love aliba anzise

(chorus)

Bakundekere
Nkwagala emirundi bina (bakundekere)
Gwe tebakutandika (bakundekere)
By’onjagaddeko binyuma (bakundekere)
Tebakumpaaliza (bakundekere)
Nkwagala emirundi bina (bakundekere)
Gwe tebakutandika (bakundekere)
Bakulumba bakimanyi nkufa (bakundekere)
Tebakumpaaliza

(verse)

Ekinyiiza bamanyi nkufa
Beebuuzisa ne how far so far
Bakulumba bakimanyi nkufa
Kye nva nsaba nti don’t be far
Cause I feel like I miss you my babe where are you
Come home and give me love
And am a jealous lover can’t share you
Baby don’t blow the bubble
Sinyiga busy bw’ogikuba nkwata
Obwo obulumi mbukutaasa
Nina gumu omutima bw’ogukubya attack
Oba ng’antuma okukukyawa
Naye ng’omala bya mu bulago my babe
Ebiseera byomu bulago (mmh)
Nsaasira n’abasabirira twete
Love etwongera birabo

(chorus)

Bakundekere
Nkwagala emirundi bina (bakundekere)
Gwe tebakutandika (bakundekere)
By’onjagaddeko binyuma (bakundekere)
Tebakumpaaliza (bakundekere)
Nkwagala emirundi bina (bakundekere)
Gwe tebakutandika (bakundekere)
Bakulumba bakimanyi nkufa (bakundekere)
Tebakumpaaliza

(verse)

Ekinnyiiza bamanyi nkufa
Beebuuzisa ne how far so far
Bakulumba bakimanyi nkufa
Kye nva nsaba nti don’t be far
Cause I feel like I miss you my babe where are you?
Come home and give me love
And am a jealous lover lover can’t share you
Baby don’t blow the bubble
Babe bye wenyiizanyiiza tinkwenda
Okimanyi bw’omwenyaamu binzigunda
Gwe atali kate nti njagala kulunda
Naye saagala onkubise mpi ku mba
Siri mwavu nti oba sirina zisasula bakanyama mbapangise
Saagala bafere bakweyambise
Alikunkyaya love aliba anzise

(chorus)

Bakundekere
Nkwagala emirundi bina (bakundekere)
Gwe tebakutandika (bakundekere)
By’onjagaddeko binyuma (bakundekere)
Tebakumpaaliza (bakundekere)
Nkwagala emirundi bina (bakundekere)
Gwe tebakutandika (bakundekere)
Bakulumba bakimanyi nkufa (bakundekere)
Tebakumpaaliza

(outro)

Bakundekere
Bakundekere
Bakundekere
Pixel
Oh, Jahlive

About “Bakundekere

“Bakundekere” is a song by Ugandan singer Pretty Banks. The song was written by Nkwanga Geoffrey (Dokta Brain) and produced by Bassboi. “Bakundekere” was released on May 18, 2024 through Pixel Music Recordings.

Artist(s): Pretty Banks
Release Date: May 18, 2024
Writer(s): Nkwanga Geoffrey
Producer(s): Bassboi
Publisher Pixel Music Recordings
Country: Uganda

Share “Bakundekere” lyrics

Genres

Q&A