Meant To Be – Pretty Banks
Meant To Be Lyrics
(Intro)
Baby sembera eno ombembejje
Ku byona byenkumatira bisembedde
Sigenze kyenda nti nsombajje
Gwe wayitamu bwenaguma nsengejje
Baur
(Verse 1)
Nze abalala mbalaba bule
Nkuyita bullet bali ndaba bisosonkole
Kati kuluno emiswaswangule
Gyakwetuma mirimu gyegitaakole
Tebamanyi nina chemistry mungi naawe love
Ebibanja gy’oli bye bibanja gyendi
Era biggwa twezudde
(Pre-Chorus)
Nakimanya we’re meant to be
Nze n’ono we’re meant to be
Yade nga alina ensobi, nina ensobi
We’re meant to be
(Chorus)
Njagala nkugambe teesa noteesa
Ne bwenkugamba keesa nokeesa
Bwemba nkugambye cheza nocheza
Bwenkugamba nyweza era nonyweza
Njagala nkugambe teesa noteesa
Ne bwenkugamba keesa nokeesa
Bwemba nkugambye cheza nocheza
Bwenkugamba nyweza era nonyweza
(Verse 2)
Ddala nkukakasa sikkuba njawulo
Naye ekibi lwe sikulaba nendwaala
Gwe wandiba nga gwe Escobar Pablo
Wembeera naawe siba sober lwe mbaala
Manya taata ne maama owange bansimba katunda kalandize
Ng’oŋŋambye toli busy
Segaana kulumba bw’oba ompisse (eeeh)
Nkusaba nti amaasa kunze topaala (topaala aa)
Oyo omulala muleke naabakyaala
Omufunira omutima ogu kyaawa
Yakubuzanga n’otulo John Kaawa
(Hook)
Baby sembera eno ombembejje
Ku byona byenkumatira bisembedde
Sigenze kyenda nti nsombajje
Gwe wayitamu bwenaguma nsengejje
(Chorus)
Njagala nkugambe teesa noteesa
Ne bwenkugamba keesa nokeesa
Bwemba nkugambye cheza nocheza
Bwenkugamba nyweza era nonyweza
Njagala nkugambe teesa noteesa
Ne bwenkugamba keesa nokeesa
Bwemba nkugambye cheza nocheza
Bwenkugamba nyweza era nonyweza
(Verse 3)
Nze abalala mbalaba bule
Nkuyita bullet bali ndaba bisosonkole
Kati kuluno emiswaswangule
Gyakwetuma mirimu gyegitaakole
Tebamanyi nina chemistry mungi naawe love
Ebibanja gy’oli bye bibanja gyendi
Era biggwa twezudde
(Pre-Chorus)
Nakimanya we’re meant to be
Nze n’ono we’re meant to be
Yade nga alina ensobi, nina ensobi
We’re meant to be
(Chorus)
Njagala nkugambe teesa noteesa
Ne bwenkugamba keesa nokeesa
Bwemba nkugambye cheza nocheza
Bwenkugamba nyweza era nonyweza
Njagala nkugambe teesa noteesa
Ne bwenkugamba keesa nokeesa
Bwemba nkugambye cheza nocheza
Bwenkugamba nyweza era nonyweza
(Outro)
Nakimanya we’re meant to be (we’re meant to be)
Yade nga alina ensobi, nina ensobi
We’re meant to be
(Pixel)
About “Meant To Be”
“Meant To Be” is a song by Ugandan singer Pretty Banks. The song was written by Kitimbo Andrew (Shon Wyz) and Nkwanga Geoffrey (Dokta Brain). “Meant To Be” was produced by Diggy Baur and released on September 2, 2024 through Pixel Music Recordings.