Search for:
Enkunya – Pretty Banks

Enkunya – Pretty Banks

Download Song : 2.94 MB

Enkunya Lyrics

(Intro)

Yeeeeh
Pretty Banks yeah
Hanx Media
Oyo Sean

(Verse)

Ekintu kyeserabira wangongobaza
Wakambira ng’ekimera kwe kwetowaza
Newebasinga ani
Kikafuwe yenze gw’ofa
Toboyana mu love
Nga nze gwoka munda
Gundi
Tozinsulamu nyweza enkumbi
Tolima mpindi
Tobuzabuza nviri mu tinti

(Chorus)

Ndi mubwengula ntendewalidwa love enkunya
Wereza wokalubidwa nga nze nkunya
Ndi mubwengula ntendewalidwa love enkunya
Wereza wokalubidwa nga nze nkunya

(Post-Chorus)

Gukime kangukuwere mu tampeko
Gutontomoka sada lya ghetto
Yalesse amenya ne metal
Ye peto kenyini ye dipo

(Verse)

Wempankawanka akwata manvuli
Nansesa nga ba Amooti
Yasindika note
Ku kyaalo yalina bokyi
Bawunya nga taaba
Gwe bwojja ojjamu n’akakaawa
Boyi ye newatanaaba
Nakwamirayo sidaaga

(Chorus)

Ndi mubwengula ntendewalidwa love enkunya
Wereza wokalubidwa nga nze nkunya
Ndi mubwengula ntendewalidwa love enkunya
Wereza wokalubidwa nga nze nkunya

(Post-Chorus)

Gukime kangukuwere mu tampeko
Gutontomoka sada lya ghetto
Yalesse amenya ne metal
Ye peto kenyini ye dipo

(Refrain)

Ndi mubwengula, aaaah
Yee ee yeah, ndi mubwengula (Herbert Skills Pon dis One)

(Chorus)

Ndi mubwengula ntendewalidwa love enkunya
Wereza wokalubidwa nga nze nkunya
Ndi mubwengula ntendewalidwa love enkunya
Wereza wokalubidwa nga nze nkunya

(Outro)

Mm tetete mfete
Mpete mpete mpete mpete
Mm tetete mfete
Ndi mubwengula aaaah ndi mubwengula
Kim Hanx the white lion

About “Enkunya

“Enkunya” is a song by Ugandan singer Pretty Banks. The song was written by Nantume Docus Tendo (Pretty Banks). “Enkunya” was produced by Oyo Sean, mastered by Herbert Skillz, and released on July 28, 2023 through The Hanx Media.

Song: Enkunya
Artist(s): Pretty Banks
Release Date: October 15, 2023
Producer(s): Oyo Sean, Herbert Skillz
Publisher The Hanx Media
Country: Uganda

Share “Enkunya” lyrics

Genres

Q&A