Ofunirawa – Nina Roz
Ofunirawa Lyrics
(Intro)
Kaysam on the beat
It’s the ugandan property
(Let dem fear)
(Verse 1)
Eyatutonda yatupima
Nga no one is above (dog)
Ffe emitima okuba emigonvu gyejibanguyiza love (lord)
N’olusi tuconnectinga nabatambadde glove
Tugwa mangu mu love
Mudda ate nojja ofuuka tough
You used to run away finally (sure)
Laba bw’odda mumutima gwebase
Buzanyo bwa wakappa na wamese
Omaliriza gwe wegese
(Chorus)
Ofunirawa mbuuza bw’olumya nze n’ono
N’olumya ono n’oli (Ofunirwa)
Byetukola munkukutu
Bwetunyigamu n’obiteeka mulwatu (Ofunirawa)
Ofunirawa mbuuza bw’olumya nze n’ono
N’olumya ono n’oli (Ofunirwa)
Ebyaffe bya nkukutu
N’obiteeka mulwatu (Mbuza wafunirawa ggwe)
(Bridge)
Kungulu muba balala
Nemunda muba balala
Twabuka mutubala tubabala
Katubanyonyeze eddagala
(Verse 2)
Wano mukujja ogonda nga kappa
Mukubouncinga obuuka nga tenna
Toba na signal ne bwendeta antenna
Kambe mwangu gy’oli nga abalala mbepena
Mukama emitima yagitukweka
Alabika ayagaliza bamu kuffe kufenfa
Naye nga why you wanna be a heart breaker
Boy dem mwefudde nyo ba undertaker
(Chorus)
Ofunirawa mbuuza bw’olumya nze n’ono
N’olumya ono n’oli (Ofunirwa)
Byetukola munkukutu
Bwetunyigamu n’obiteeka mulwatu (Ofunirawa)
Ofunirawa mbuuza bw’olumya nze n’ono
N’olumya ono n’oli (Ofunirwa)
Ebyaffe bya nkukutu
N’obiteeka mulwatu (Mbuza wafunirawa ggwe)
(Verse 3)
Eno ye solution
Let us balance the equation
Bwenkwagala mpa attention
Make me feel nakola better decision
Hey tondeka kuyaayana
Wewale ba new comer abakuwaana
Bwolaba amanyiira afazaali lwana
Ebitwawukanya bisimirwe entaana
Mukama emitima yagitukweka
Alabika ayagaliza bamu kuffe kufenfa
Naye nga why you wanna be a heart breaker
Boy dem mwefedde nyo ba undertaker
(Chorus)
Ofunirawa mbuuza bw’olumya nze n’ono
N’olumya ono n’oli (Ofunirwa)
Byetukola munkukutu
Bwetunyigamu n’obiteeka mulwatu (Ofunirawa)
Ofunirawa mbuuza bw’olumya nze n’ono
N’olumya ono n’oli (Ofunirwa)
Ebyaffe bya nkukutu
N’obiteeka mulwatu (Mbuza wafunirawa ggwe)
(Outro)
Ofunirwa
Mbuza wafunirawa ggwe
Kaysam Production
About “Ofunirawa”
“Ofunirawa” is a song by Ugandan singer Nina Roz. The song was produced by Kaysam Kumapeesa. “Ofunirawa” was released on August 31, 2019 and later re-released through Black Market Records on October 21, 2020.
Genres
Q&A
Who produced “Ofunirawa” by Nina Roz?
When was “Ofunirawa” by Nina Roz released?
Who wrote “Ofunirawa” by Nina Roz?
Nina Roz Songs
Nina Roz →-
1.
Ottute
Nina Roz
-
2.
Katonda Simubanja
Jowy Landa (feat. Nina Roz)
-
3.
Post Yo Bae
Nina Roz
-
4.
Mekete
Nina Roz (feat. Roden Y)
-
5.
Billboard Kipande (Jackx Remiix)
Nina Roz
-
6.
Billboard Kipande
Nina Roz
-
7.
Enyonta
Nina Roz
-
8.
Andele
Daddy Andre (feat. Nina Roz)
-
9.
Anayinama
Nina Roz
-
10.
Bukenke
Nina Roz
-
11.
Fight For It
Nina Roz
-
12.
Kyoyooyo
Nina Roz
-
13.
Munda Dala
Nina Roz
-
14.
Ntinka Nkutinke
Nina Roz
-
15.
Olumya Bano
Nina Roz
-
16.
Tewebuusa
Nina Roz
-
17.
Mumaaso
Nina Roz, Brian Weiyz
-
18.
Batuwulira
Nina Roz, George Willdive
-
19.
International Baby
Beenie Gunter, Nina Roz
-
20.
Nangana
Nina Roz, Daddy Andre