Bukenke – Nina Roz
Bukenke Lyrics
(Verse 1)
Mwana wabandi kankuwane
Kwambale nga matta amaganda
Nkusiige n’akazigo akaganda
Leero luno, oh my baby
Njagala nkwagale byebakulimba
Nkwagala ng’eyakusooka
Nze nasima dda
Nasima dda
(Hook 1)
Nsanyuka buli lwenkulirana nkyamuka, yeah
Ate oba nsanyuka buli lwenkulabyeko nsanyuka
(Hook 2)
You’re such a baby
Get me up all night boy
You’re so amazing, damn
Nkulaba nga my fighter
Lookin’ in my eyes don’t you like what you see
(Chorus)
Oli omu ansuza ku tebukye ku bukenke
Nebwembuza bemanyi mbu wakwata lye Nateete
Sembera nkulage nze bwe nayawula
Sembera nkulage ekyogero kyanoga
(Verse 2)
Kwata gwe wokute baby tonta
Ka massage gwe n’ompa
Mpulira omusuja lwotajja
You’re mi best friend you’re mi lover
Njagala nkuwe buli kimu ky’oyagala
Ha, okwate ne woyala
Njagala nkutwale okwate ku njuba
Owulire ne ku musana
Nkulage ku bika by’enkuba
Ammazi onywe ga nsuwa
Okakase nti oli ku sure
You’re mi best friend you’re mi lover
(Hook)
Nsanyuka buli lwenkulirana nkyamuka, yeah
Ate oba nsanyuka buli lwenkulabyeko nsanyuka
(Chorus)
Oli omu ansuza ku tebukye ku bukenke
Nebwembuza bemanyi mbu wakwata lye Nateete
Sembera nkulage nze bwe nayawula
Sembera nkulage ekyogero kyanoga
(Refrain)
Mwana wabandi kankuwane
Kwambale nga matta amaganda
Nkwusige nakazigo amaganda
You’re such a baby
Get me up all night boy
You’re so amazing, damn
Nkulaba nga my fighter
Lookin’ in my eyes don’t you like what you see, oh my baby
(Hook 1)
Nsanyuka buli lwenkulirana nkyamuka, yeah
Ate oba nsanyuka buli lwenkulabyeko nsanyuka
(Chorus)
Oli omu ansuza ku tebukye ku bukenke
Nebwembuza bemanyi mbu wakwata lye Nateete
Sembera nkulage nze bwe nayawula
Sembera nkulage ekyogero kyanoga
(Chorus)
Oli omu ansuza ku tebukye ku bukenke
Nebwembuza bemanyi mbu wakwata lye Nateete
Sembera nkulage nze bwe natondebwa
Sembera nkulage ekyogero kyanoga
Sembera nkulage nze bwe nayawula
(Outro)
Sembera nkulage ekyogero kyanoga
Sembera nkulage nze bwe nayawula
Sembera nkulage ekyogero kyanoga, oh yeah
About “Bukenke”
“Bukenke” is the third track from Nina Roz’s compilation album, “Kyoyooyo”.