Mumaaso – Nina Roz, Brian Weiyz
Mumaaso Lyrics
(Intro)
Nina Roz
Brian Weiyz
Simiseh we in this one again
Turn the volume up down
Turn the volume up down
Mmmh
(Chorus)
Ntuse mu bisera byo mumaaso
Ebisera by’omumaaso
Nfunye ono musawo w’amaaso
Yenze omusawo w’amaaso
Ntuse mu bisera byo mumaaso
Ebisera by’omumaaso
Nfunye ono musawo w’amaaso
(Verse 1)
Siri mu bano abatayaya yaya
Nava mu bano abatayaya yayana
Nze n’omwana tuyimba twesaana
Twakimala tanaaba kuyayana
Mberayo ekka gyenkulidira ojje
Ojje nkulabe
Naswamye nga ninze eyo by’oleese
Nabyo mbirabe
Mberayo ekka gyenkulidira ojje
Ojje nkulabe
Naswamye nga ninze eyo by’oleese
Nabyo mbirabe
(Chorus)
Ntuse mu bisera byo mumaaso
Ebisera by’omumaaso
Nfunye ono musawo w’amaaso
Yenze omusawo w’amaaso
Ntuse mu bisera byo mumaaso
Ebisera by’omumaaso
Nfunye ono musawo w’amaaso
(Verse 2)
Eyo embera ya singa
Singa ng’olinda bitatuka
Katino ngimalawo gwe wumuza ebirowoozo ooh ya
Amaaso go ago njagala ngakebere
Olwo nzijje ngajanjabe
Gatunule nga gasibira kunze nze
Gulu abalala mbasimude
Mbeerayo eno nga mpapa papa nzije
Nzije nkulabe
Nga nyanguwa ntere ndeete byemba nguze
Nabyo mbikuwe eeh ya
(Chorus)
Ntuse mu bisera byo mumaaso
Ebisera by’omumaaso
Nfunye ono musawo w’amaaso
Yenze omusawo w’amaaso
Ntuse mu bisera byo mumaaso
Ebisera by’omumaaso
Nfunye ono musawo w’amaaso
(Bridge)
Guno mulalu oouu
Omukwano gwaffe gwakiralu
Toba na mululu
Everything wah you want you wah go do oouu ye!
Abo baveeko
Tobaliranana tobaliranana tobaliranana batte (baveeko)
Tobaliranana tobaliranana tobaliranana batte (ye)
Mbeerayo eno nga mpapa papa nzije
Nzije nkulabe
Nga nyanguwa ntere ndeete byemba nguze
Nabyo mbikuwe eeh ya
(Chorus)
Ntuse mu bisera byo mumaaso
Ebisera by’omumaaso
Nfunye ono musawo w’amaaso
Yenze omusawo w’amaaso
Ntuse mu bisera byo mumaaso
Ebisera by’omumaaso
Nfunye ono musawo w’amaaso
About “Mumaaso”
“Batuwulira” is a song by Ugandan singers Nina Roz and Brian Weiyz. The song was produced by Zulitums. “Mumaaso” was released on April 11, 2018 through Black Market Records.