Kyoyooyo – Nina Roz
Kyoyooyo Lyrics
(Intro)
Sure Events
Andre on the beat
(Verse 1)
Omukwano si manyi
Nti oyagala anaakuba town
Ate, ssi bitabo nti oyagala eyayambala mu gown
Ekikulu kufuna fitting
Nga mukola sharing
Hmmm, caring
Real loving
Leero ekindeese wano
Njagala ebirooto bifuuke physical
Leero ekinkoza bino
Njagala Man U esambe Arsenal
(Chorus)
Ekindeese wano (kyoyooyo)
Ekintumye nkugambe (kyoyooyo)
Ekinkoza bino (kyoyooyo)
Ekimbunya ebizimbe (kyoyooyo)
Ekindeese wano (kyoyooyo)
Ekintumye nkugambe (kyoyooyo)
Ekinkoza bino (kyoyooyo)
Ekimbunya ebizimbe (kyoyooyo)
(Verse 3)
Nfuna ebirooto
Enkumu nga nkuzaalidde eddenzi
N’abankwaana
Mbakuba ignore saagala bya’bwenzi
Mbeera eyo ne nkuba bu picha
Naye obudde ne bwanguwa okukya
Nze era bwentyo ne nkweresa
Baibe nga nkutya
Leero ekindeese wano
Njagala ebirooto bifuuke physical
Leero ekinkoza bino
Njagala Man U esambe Arsenal
(Chorus)
Ekindeese wano (kyoyooyo)
Ekintumye nkugambe (kyoyooyo)
Ekinkoza bino (kyoyooyo)
Ekimbunya ebizimbe (kyoyooyo)
Ekindeese wano (kyoyooyo)
Ekintumye nkugambe (kyoyooyo)
Ekinkoza bino (kyoyooyo)
Ekimbunya ebizimbe (kyoyooyo)
(Bridge)
Ekyoyo ekyoyo
Buli lw’ompitako n’onkuba eggwowo
Your love is like a reliever
Kankuwe omutima onyigenyige
Ekyoyo ekyoyo
Buli lw’ompitako n’onkuba eggwowo
Your love is like a reliever
Kankuwe omutima onyigenyige
Leero ekindeese wano
Njagala ebirooto bifuuke physical
Leero ekinkoza bino
Njagala Man U esambe Arsenal
(Chorus)
Ekindeese wano (kyoyooyo)
Ekintumye nkugambe (kyoyooyo)
Ekinkoza bino (kyoyooyo)
Ekimbunya ebizimbe (kyoyooyo)
Ekindeese wano (kyoyooyo)
Ekintumye nkugambe (kyoyooyo)
Ekinkoza bino (kyoyooyo)
Ekimbunya ebizimbe (kyoyooyo)
(Outro)
Andre on the beat
About “Kyoyooyo”
“Kyoyooyo” is the fourth song and title track of Nina Roz’s compilation album of the same name. The song was written and produced by Daddy Andre (real name Andre Ojambo).
“Kyoyooyo” was released on June 3, 2020 through Sure Events.