Search for:
Olumya Bano – Nina Roz

Olumya Bano – Nina Roz

Download Song : 3.47 MB

Olumya Bano Lyrics

(Intro)

Nessim Pan Production

(Verse 1)

Kuno sikufumba silimukatemba
Nze lekangaziye nsi yo ebadde
Enfunda nebibyo nakuuma
Nga bwewandeka luli
Bwoba okusanga kumulangu bw’ofuluma
Omutima ogufuula gwa kyuuma
Abakwaana apana
Switch wagikuuma
Nze nalookinga tebakoona

(Chorus)

Boooooy
Abakulabako eyo balumpa eno nti olumya bonno oooh yii
Omwoyo tabasuulira
Yadde nabisuubira
Boooooy
Abakulabako eyo balumpa Eno nti olumya Bonno oooh yii
Omwoyo tabasuulira
Yadde nabisuubira

(Verse 2)

Wabula tweeuuka
Kabagezeeko
Tujakumala tubalazeeko
Tebawulira paka ngabalabyeeko
Kumukutu abalala tubalazeeko
Natera guma nkusangewo
Tebakutegula
Natera omutima gwange tebagunyakula

(Hook)

Onansonyiwa amaaso gange obutakuvangako
It’s a long distance love
Okulingilizanga kinkakatako

(Chorus)

Boooooy
Abakulabako eyo balumpa eno nti olumya bonno oooh yii
Omwoyo tabasuulira
Yadde nabisuubira
Boooooy
Abakulabako eyo balumpa Eno nti olumya Bonno oooh yii
Omwoyo tabasuulira
Yadde nabisuubira

(Verse 3)

Wabula twetuuka
Love yo sigikkuta nawuukuka
Okwaali okusoonooka
Ekyo kukwaagala bweekityo kyankwaata
Tufuuke ba die hard
Mukwano nga tonva ku guard
Nga Teri kuba sad
Teri yellow yade red card
Olina tactics mumukwano
Gwe boseesa nbwetukeesa
Kuggwe sisala puleesa
Mu love toli mukusa
Oli mufuusa

(Chorus)

Boooooy
Abakulabako eyo balumpa eno nti olumya bonno oooh yii
Omwoyo tabasuulira
Yadde nabisuubira
Boooooy
Abakulabako eyo balumpa Eno nti olumya Bonno oooh yii
Omwoyo tabasuulira
Yadde nabisuubira

(Bridge)

Kabagezeeko
Tujakumala tubalazeeko
Tebawulira paka ngabalabyeeko
Kumukutu abalala tubalazeeko
Natera guma nkusangewo
Tebakutegula
Natera omutima gwange tebagunyakula

(Hook)

Onansonyiwa amaaso gange obutakuvangako
It’s a long distance love
Okulingilizanga kinkakatako

(Chorus)

Boooooy
Abakulabako eyo balumpa eno nti olumya bonno oooh yii
Omwoyo tabasuulira
Yadde nabisuubira
Boooooy
Abakulabako eyo balumpa Eno nti olumya Bonno oooh yii
Omwoyo tabasuulira
Yadde nabisuubira

About “Olumya Bano

“Olumya Bano” is a song by Ugandan singer Nina Roz. The song was produced by Nessim and released on June 23, 2018 through Boom Bark Records but later re-released on September 21, 2020 as the 8th track from Nina Roz’s compilation album “Kyoyooyo” which was published through Black Market Records.

Artist(s): Nina Roz
Track Number: 7
Release Date: June 23, 2018
Writer(s): Nina Kankunda
Producer(s): Nessim
Publisher Boom Bark Records
Country: Uganda

Share “Olumya Bano” lyrics

Genres

Q&A