Search for:
Wangi – Nina Roz

Wangi – Nina Roz

Download Song : 2.82 MB

Wangi Lyrics

(Intro)

It’s the Ugandan property
Josh king pan ting

(Verse 1)

Baŋŋamba bampe akasooda ah ah
Baŋŋamba bampe akatunda ah ah
Baŋŋamba bambe ebiwooma ah ah
Bwemba gwenjagala amanyi okukaawa
Nkwagala emirundi
Sibala nakubala
Waja nomukwano gunsuza bulala
Nabakyala eka eno
Sibaganya nakuwaya
Engeli jenkuwana simanyi nakumanya
Oh lord have mercy, yeye
Buno ebulunji bw’omwana fire
Sagala anfule ki spare tyre
Ogwo omuzanyo teguba fair

(Chorus)

Wangi wangi
N’amaaso go gampita
Mpitabya kyejo siswala
Wangi wangi
Nebwemba nebyokola
Mbirekawo ntuke gy’oba
Wangi wangi
N’amaaso go gampita
Mpitabya kyejo siswala
Wangi wangi
Newaaba DJ akuba
Bwesikulaba sibaala

(Verse 2)

Nkubanja love sikusoonyiwa
Nyongela kukaluba
Bwemba kyibala muyembe gwe muti
Kugwe kwenabalira
Jangu, jangu woba onoja noja
Jangu, ninatakatu we pamoja
Jangu, warnings za hatari danger
Jangu, keep our matwale richer
Tebakulyako nsanji wo
Tomutonela musanji wo
The way that we have to fall in love
Kyani kyange kyani kyikyo

(Chorus)

Wangi wangi
N’amaaso go gampita
Mpitabya kyejo siswala
Wangi wangi
Nebwemba nebyokola
Mbirekawo ntuke gy’oba
Wangi wangi
N’amaaso go gampita
Mpitabya kyejo siswala
Wangi wangi
Newaaba DJ akuba
Bwesikulaba sibaala

(Refrain)

Nkwagala emirundi sibala nakubala
Waja nomukwano gunsuza bulala
Nabakyala eka eno sibaganya nakuwaya
Engeli jenkuwana simanyi nakumanya
Oh lord have mercy yeye
Buno ebulunji bw’omwana fire
Sagala anfule ki spare tyre
Ogwo omuzanyo teguba fair
Baŋŋamba bampe akasooda ah ah
Baŋŋamba bampe akatunda ah ah
Baŋŋamba bambe ebiwooma ah ah
Bwemba gwenjagala amanyi okukaawa

(Chorus)

Wangi wangi
N’amaaso go gampita
Mpitabya kyejo siswala
Wangi wangi
Nebwemba nebyokola
Mbirekawo ntuke gy’oba
Wangi wangi
N’amaaso go gampita
Mpitabya kyejo siswala
Wangi wangi
Newaaba DJ akuba
Bwesikulaba sibaala

About “Wangi

“Wangi” is a song by Ugandan singer Nina Roz. The song was produced and mastered by Josh King. Wangi was released on May 20, 2022 through Black Market Records.

Song: Wangi
Artist(s): Nina Roz
Release Date: May 20, 2022
Writer(s): Nina Kankunda
Producer(s): Josh King
Publisher Black Market Records
Country: Uganda

Share “Wangi” lyrics

Genres

Q&A