Anayinama – Nina Roz
Anayinama Lyrics
(intro)
(Oli wa bitege tege)
Its a Ugandan property
Official
(Oli wa bitege tege)
D’mario (a dis a legend Production)
(verse)
Oli wa bitege tege
Ebyo byotambula bimenya masengere
Toli na wa dondolo
Oli wa beeyi okutula ntaalo
Olimu kasika munye
Buli woyita abawala bafa mbaale
Toli wa mafandali
Wafuuka original nazi ku natural
Oli wa dress na nkondo
Gwe eyansuza mundongo
Laba omugongo
Lumu olinzitila mu ndongo
(chorus)
Anayinama (go go now)
Anayinuka (baby nawe)
Nagira ngu yinama (baby nawe)
Huyo anayinama (up and down)
Anayinama (go go now)
Anayinuka (baby nawe)
Nagira ngu yinama (baby nawe)
Huyo anayinama (up and down)
(verse)
Ongyogeza ebintu mu lubongo
Nga mbirowoza deep mu bwongo
Like oh-oh oh, I wish nikwaga namavumba
Ndi wa bi mbi mbi mbi, dong ngade
Kuba we rub a dub monday to Sunday
Nkwagala kubanga olina big Bombay
Ate ng’onzinira gali ga yinama mu hyre
Kust turn around amazina ogampe (eeh)
Oli wa dress na nkondo (sir)
Gwe eyansuza mu ndongo
Laba omugongo
Lumu oli nzitila mu ndongo
(chorus)
Anayinama (go go now)
Anayinuka (baby nawe)
Nagira ngu yinama (baby nawe)
Huyo anayinama (up and down)
Anayinama (go go now)
Anayinuka (baby nawe)
Nagira ngu yinama (baby nawe)
Huyo anayinama (up and down)
(bridge)
Oli wa bitege tege
Ebyo byotambula bimenya masengere hallo
Toli na wa dondolo
Oli wa beeyi okutula ntaalo hallo
Olimu kasika munye
Buli woyita abawala bafa mbaale
Toli wa mafandali
Oli w’original nazi ku natural
Oli wa dress na nkondo
Gwe eyansuza mundongo
Laba omugongo
Lumu olinzitila mu ndongo
(outro)
Anayinama (go go now)
Anayinuka (baby nawe)
Nagira ngu yinama (baby nawe)
Huyo anayinama (up and down)
Anayinama (go go now)
Anayinuka (baby nawe)
Nagira ngu yinama (baby nawe)
Huyo anayinama (up and down)
About “Anayinama”
“Anayinama” is the first track from her compilation album “Kyoyooyo”. The song was was produced by D’Mario Legend and released on September 7, 2018 through Boom Bark Records.