Busy Girl – Green Daddy
Busy Girl Lyrics
(Intro)
Busy girl ye ali bibye
Delete
Buli kyagula atoola ku zize
Ooooh, Green Daddy
(Verse 1)
Ono ayagala abalinamu nebazijooga
Tayagala kulya ku zaabo bambi abazisonda
Alinamu ku zize omwana ssi muyaye, mmh
Just ayagala kunyumirwamu tomunyoma
Zi sauna azijooga
Pedicure manicure ne massage
Steam bath
She a big girl with a big brand
So tomunyoma
Ssente azirina no complain, iih
Ono ajoogeza zi champagne, champagne
Olumu akalubamu to mantain
Mmh to mantain
And she say everybody complain
(Chorus)
Busy girl ye ali bibye (aaahh eeh)
Ono buli ky’akola atoola ku zize (aaahh)
Busy girl ye ali bibye (aaahh eeh)
Ono buli ky’akola atoola ku zize (aaahh)
(Verse 2)
Tasamba mupira gw’aba Shaolin
Bw’omulaba omugirako galubindi
Figure ye ekyankalanya ne government
Ono bw’omulaba okwata ne ku za rent
Tomugeza ku bali ba kapere
Ba kapere, ssi mufere
Ono agabamu ne ku money, money, money
(Chorus)
Busy girl ye ali bibye (aaahh eeh)
Ono buli ky’akola atoola ku zize (aaahh)
Busy girl ye ali bibye (aaahh eeh)
Ono buli ky’akola atoola ku zize (aaahh)
(Bridge)
Zi sauna azijooga
Pedicure manicure ne massage
Steam bath
She a big girl with a big brand
So tomunyoma
Ssente azirina no complain, iih
Ono ajoogeza zi champagne, champagne
Olumu akalubamu to mantain
Mmh to mantain
And she say everybody complain
(Chorus)
Busy girl ye ali bibye (aaahh eeh)
Ono buli ky’akola atoola ku zize (aaahh)
Busy girl ye ali bibye (aaahh eeh)
Ono buli ky’akola atoola ku zize (aaahh)
(Outro)
Herbert Skillz pon dis one
Aaaahh eeh
Aaaahh
Aaaahh eeh
Aaaahh
Green Daddy
About “Busy Girl”
“Busy Girl” is a song written and performed by Ugandan singer Green Daddy. The song was produced by “Delete On The Beat” and mastered by Herbert Skillz. “Busy Girl” was released on November 4, 2024.