Search for:
Ntandaalo – Green Daddy

Ntandaalo – Green Daddy

Download Song : 3.48 MB

Ntandaalo Lyrics

(Intro)

Ntandaalo, ntandaalo
Olwa leero lwa ntandaalo
Mr. Kadigito omutadde ku ntandaalo

(Verse 1)

Mu finance, no romance
Tolina majja oyagala bya kebera
Nze buli ankolera mutemera
Mr. Kadidi bw’atyo bwagyeyita
Ono Mr. Kadidi ye talina kisa
N’obutto tabutaliza abudigiza
Bwa lumba ku bala aba n’amajje akukyamula
Lwa bulidwa gwabuzabuza atemesa
Ono Mr. Kadidi, Kadidi
Yalina emize emibbi nga talina diini
Ng’akulimba na siringi, siringi
Nga akukonako akati akalimu amajini
Ono takuta, buli omu amutya
Ne bakituuze we bamulaba badduka
Kati kyembuza
Tumuwe popi oba tumuwe ekyaalo

(Chorus)

Ntandaalo, ntandaalo
Olwa leero lwa ntandaalo
Ntandaalo, ntandaalo
Mr. Kadigito omutadde ku ntandaalo
Ntandaalo, ntandaalo
Olwa leero lwa ntandaalo
Ntandaalo, ntandaalo
Mr. Kadigito omutadde ku ntandaalo

(Verse 2)

Ono ye yalemesa omwana wa Zedita okusoma
Nga amusubiza arcade
Natamanya oyo gwe yalemesa
Eky’obugaga ye pen
Ewa ssentebe bamuloopa
Nebamukwata nako nababwaka
Nejuuzi wano bamuloopa
Nebamutekako n’abaketta
Toluyita lutto, naakatandika
Nkunyumize emboozi y’omunigga atakutta
Kati tumukolereki salawo
Ku by’otegedde byakoze ekyaalo (musonyiwe)

(Chorus)

Ntandaalo, ntandaalo
Olwa leero lwa ntandaalo
Ntandaalo, ntandaalo
Mr. Kadigito omutadde ku ntandaalo
Ntandaalo, ntandaalo
Olwa leero lwa ntandaalo
Ntandaalo, ntandaalo
Mr. Kadigito omutadde ku ntandaalo

(Refrain)

Ono Mr. Kadidi, Kadidi
Yalina emize emibbi nga talina diini
Ng’akulimba na siringi, siringi
Nga akukonako akati akalimu amajini

(Outro)

(GZ Beats)
Bambi mumusonyiwe
Talikidira (BX On Da Beat)
Oh oh
Mr. Kadidi we, na did we
Mr. Kadidi we
Oh oh
Alayira talikidira

About “Ntandaalo

“Ntandaalo” is a song written and performed by Ugandan singer Green Daddy (real name Vincent Kikabi Kibalama). The song was produced by GZ Beats and mastered by BX On The Beat. “Ntandaalo” was released on September 29, 2024.

Song: Ntandaalo
Artist(s): Green Daddy
Release Date: September 28, 2024
Producer(s): GZ Beats, BX On Da Beat
Country: Uganda

Share “Ntandaalo” lyrics

Genres

Q&A