Sure – Green Daddy
Sure Lyrics
(Intro)
Green Daddy
Sure
Zivuga
Sure
Ooh ooh
(Hook)
Oli goalkeeper nze ndi musambi
Referee bimubunyebunye ebisanyi
Love mupiira buno buswandi
Masanyalaze tabu mu bisambi
(Chorus)
Nonya nonya nonya sure (sure)
Ndi wano nonya sure
Nonya nonya nonya sure (sure)
Buli omu wano anonya sure
Nonya nonya nonya sure (sure)
Ndi wano nonya sure
Nonya nonya nonya sure (sure)
Buli omu wano anonya sure
(Verse 2)
Mulembe gwa kwagalwa
Osaana muntu nga ddala akwagala
Oyo akulimba ekyo kikwangala
Ddala lwaki aba akulimba nti akwagala
Waliwo bano
Ononya muzungu oli ku wa black
Oyo omuzungu engala za black
Yagezaako okuva mu bwa black
Example akopa Bad Black
Ezo entalo zaaki z’otawangule
Ofaaki n’ensi nga takadiwe
Ekitonde kikyaala muziragire
Kasita abanayo tobona bidengede
(Chorus)
Nonya nonya nonya sure (sure)
Ndi wano nonya sure
Nonya nonya nonya sure (sure)
Buli omu wano anonya sure
Nonya nonya nonya sure (sure)
Ndi wano nonya sure
Nonya nonya nonya sure (sure)
Buli omu wano anonya sure
(Verse 3)
Kati bw’oba nga tosaamu
Eby’okunonya lwaki tobivaamu
Ekyo nga kiri halam
Eky’omusajja okuba mukono gaamu
Bino ebintu bya alaali
Eno abaana bapima ku minzaani
Omweyisa darling
Ekigambo kiwerekeze ku manzali
(Herbert Skills pon dis one)
(Chorus)
Nonya nonya nonya sure (sure)
Ndi wano nonya sure
Nonya nonya nonya sure (sure)
Buli omu wano anonya sure
Nonya nonya nonya sure (sure)
Ndi wano nonya sure
Nonya nonya nonya sure (sure)
Buli omu wano anonya sure
(Hook)
Oli goalkeeper nze ndi musambi
Referee bimubunyebunye ebisanyi
Love mupiira buno buswandi
Masanyalaze tabu mu bisambi
(Outro)
Zivuga
Sidesoft musoga pan dis
Fire
Green Daddy
About “Sure”
“Sure” is a song by Ugandan singer Green Daddy. Blending dancehall and afrobeat influences, the song was first teased on September 26, 2023, when Green Daddy unveiled its album cover. A year later, “Sure” was officially released on October 4, 2024. The track was produced by Sidesoft at Zivuga Records and mastered by Herbert Skillz.