Ndowoza Yo – Green Daddy
Ndowoza Yo Lyrics
(Verse 1)
Owoza filter na kizigo bye bimunyiriza, mmm
Naawe bikozese tulabe bw’ononyirira, mtchew (Mo Time)
Bw’oyambala mini-skirt mbu oyo muyaye
Sinakindi mbu anywa ejaaye
Wesonyiwe abaana ba bandi gwe owaaye
Ye ofaaki owaaye
(Chorus)
Tetukunenya eyo ndowooza yo (teriyo akugaana okwogera)
Eyo ndowooza yo
Buli omu n’endowooza ye
Tetukunenya eyo ndowooza yo (teriyo akugaana okwogera)
Eyo ndowooza yo
Buli omu n’endowooza ye
(Verse 2)
Mbu gwe twalonda siyafuga
Tanazimba motoka avuga
Ajakulemwa ekibuga (BX On The Beat)
Mbu ono yagenda mu mazzi okufuna fame
Rasi ekyamusuula bi demu
Abantu bakyamu baveeko (nga boogera)
Balina obusungu ononya kye bayombera
Bwoba toliwo nebalangira
Bwobatuukako nebananagira
Bw’oyambala damage mbu oyo yavaako dda
Ffe abantu twabavaako dda
(Chorus)
Tetukunenya eyo ndowooza yo (teriyo akugaana okwogera)
Eyo ndowooza yo
Buli omu n’endowooza ye
Tetukunenya eyo ndowooza yo (teriyo akugaana okwogera)
Eyo ndowooza yo
Buli omu n’endowooza ye
(Refrain)
Owoza filter na kizigo bye bimunyiriza, mmm
Naawe bikozese tulabe bw’ononyirira, mtchew
Bw’oyambala mini-skirt mbu oyo muyaye
Sinakindi mbu anywa ejaaye
Wesonyiwe abaana ba bandi gwe owaaye
Ye ofaaki owaaye
(Chorus)
Tetukunenya eyo ndowooza yo (teriyo akugaana okwogera)
Eyo ndowooza yo
Buli omu n’endowooza ye
Tetukunenya eyo ndowooza yo (teriyo akugaana okwogera)
Eyo ndowooza yo
Buli omu n’endowooza ye
(Outro)
Green Daddy
About “Ndowoza Yo”
“Ndowoza Yo” is a song written and performed by Ugandan singer Green Daddy. The song was produced by “BX On The Beat” and released on September 4, 2024.
“Ndowoza Yo” explores the concept of personal perspectives and judgments. The song reflects on how people form opinions about others based on appearances or behaviors but emphasises that everyone has their own viewpoint.