Customer – Shana Sierra
Customer Lyrics
(Intro)
Nkwambalire
Akagoye nakaguze nkwambalire
(Brain Beats)
Eeeh, nkwagale
Shanana nana nana
Hee eeh
(Verse 1)
Team yange nze nafuna ggwe coach
Nga waliwo enzikiza omulise aka torch
Nze ndi mukozi wo ggwe boss
Ssaawa ya mukwano nyumiza ku mboozi, yeeeh
Ye kyo ki
Leeta engoye zo nze dobbi
I believe I can fly
Mmmh I can fly away (With you baby)
I want to dance (With you baby)
I want to eeh (With you baby)
I want to mmh (With you baby)
I want to muah muah muah
(Chorus)
Ompisa nga customer
Care gy’ompa eringa ya customer
Oli katabo nze ggwe gwe nsoma
Wampa service yo nze ne sitoma, hee he
Sitoma
Care gy’ompa eringa ya customer
Oli katabo nze ggwe gwe nsoma
Wampa service yo nze ne sitoma
(Verse 2)
Bwembala nempimamu ebirungi by’obasinga
Ggwe wandaga omukwano n’obasinga, hee he
Bingi by’obasinza
Bannange njagala nnyo omwana ono
Nze Mbeera ko mu bwetaavu n’onnyambako
Liba ssanyu Ssebo buli lwenkulabako
Mazzi gange akatuuyo nenkanaaba ko
Ssaagala akukwatako
Wulira akawoowo, eeh hee
W’okutte weewo, awo
If you feel what I feel touch your baiby, eeh
Nkugambye baby wendi, hee eh
Ggwe kyoli kyendi baiby
Munnange towaba, aah
(Chorus)
Ompisa nga customer
Care gy’ompa eringa ya customer
Oli katabo nze ggwe gwe nsoma
Wampa service yo nze ne sitoma, hee he
Sitoma
Care gy’ompa eringa ya customer
Oli katabo nze ggwe gwe nsoma
Wampa service yo nze ne sitoma
(Bridge)
With you baby (ye kyo ki)
With you baby (mmh naa)
With you baby (ye kyo ki)
With you baiby, eeh hee
(Refrain)
Team yange nze nafuna ggwe coach
Nga waliwo enzikiza omulise aka torch
Nze ndi mukozi wo ggwe boss
Ssaawa ya mukwano nyumiza ku mboozi, yeeeh
Ye kyo ki
Leeta engoye zo nze dobbi (Kikube)
If you feel what I feel touch your baiby, eeh
Nkugambye baby wendi, hee eh
Ggwe kyoli kyendi baiby
Munnange towaba, aah
(Chorus)
Ompisa nga customer
Care gy’ompa eringa ya customer
Oli katabo nze ggwe gwe nsoma
Wampa service yo nze ne sitoma, hee he
Sitoma
Care gy’ompa eringa ya customer
Oli katabo nze ggwe gwe nsoma
Wampa service yo nze ne sitoma
(Chorus)
Ompisa nga customer
Care gy’ompa eringa ya customer
Oli katabo nze ggwe gwe nsoma
Wampa service yo nze ne sitoma, hee he
Sitoma
Care gy’ompa eringa ya customer
Oli katabo nze ggwe gwe nsoma
Wampa service yo nze ne sitoma
About “Customer”
“Customer” is a song by Ugandan singer Shana Sierra. The song was written by Sadat Mukibi (Khalifah Aganaga) and produced by Brian Beats. “Customer” was released on December 22, 2022.