Nice Couple – Shana Sierra
Nice Couple Lyrics
(Intro)
Nessim Pan Production
(Verse)
Mu love tuloota bingi
Omu ayagala mugagga omulala muwanvu
Lwakuba ebya Mukama
Omanyi Katonda tebamutegeerera
Bw’asiima asiima n’akuwa
Oyo gw’oloota mu birooto byo bw’omufuna weebaza
Nze nafuna ggwe
Oli birooto byange
Nze era okusanga ggwe
Natikkuka omugugu gwa love
Bw’oba wendi mbaamu obulamu
Ndi kimera ggwe wali nkuba wampa obulamu
I’ll love you with no regret
I’ll never never seperate
Obadde long time crush yange
Gwe birooto bulijjo bye ndoota okufuna ggwe era
(Chorus)
Nga tuli babiri twesaana (Nice Couple)
Ne gyetuyita mu makubo batuwaana (What a nice couple)
Omukwano gwava mu tepo
Enkya tugenda mu chapel to make a nice couple (Nice Couple)
Nga tuli babiri twesaana (Nice Couple)
Ne gyetuyita mu makubo batuwaana (What a nice couple)
Omukwano gwava mu tepo
Enkya tugenda mu chapel to make a nice couple (Nice Couple)
(Verse)
Waliwo Katonda by’akola
Nga tabikolera mu nsobi
Oggeza okusanga ggwe
Kyaali kitegeke kyaali ki planinge
Kuba bweweeraba
Nange ne netunuulira
N’abalabe batugamba we make a nice couple
Oyambala ebinyumira
Oyogera ebinsobera
Otunula ebinzita
Wabula onsobola
You and me we match
Ggwe obadde long time crush
Kuba weneeraba ne nkutunulira
Ndaba twesaana babiri
(Chorus)
Nga tuli babiri twesaana (Nice Couple)
Ne gyetuyita mu makubo batuwaana (What a nice couple)
Omukwano gwava mu tepo
Enkya tugenda mu chapel to make a nice couple (Nice Couple)
Nga tuli babiri twesaana (Nice Couple)
Ne gyetuyita mu makubo batuwaana (What a nice couple)
Omukwano gwava mu tepo
Enkya tugenda mu chapel to make a nice couple (Nice Couple)
(Bridge)
Nkwagala nga sseerekeddeyo
Obwongo n’omutima laba mbireese
Njagala obitwale ofuge
NKulowooza bwoba ng’ondowooza
Nkumissinga bwobera ng’onsubwa
Kitegeeza twakolebwa nga tuli ba kwesanga
You and me we match
Baby it’s our day
We make a nice couple people say (Nice couple)
(Chorus)
Nga tuli babiri twesaana (Nice Couple)
Ne gyetuyita mu makubo batuwaana (What a nice couple)
Omukwano gwava mu tepo
Enkya tugenda mu chapel to make a nice couple (Nice Couple)
Nga tuli babiri twesaana (Nice Couple)
Ne gyetuyita mu makubo batuwaana (What a nice couple)
Omukwano gwava mu tepo
Enkya tugenda mu chapel to make a nice couple (Nice Couple)
About “Nice Couple”
“Nice Couple” is a song by Ugandan singer Shana Sierra. The song was written by Jamie Kasujja (Jamie Culture) and produced by Nessim. “Nice Couple” was released on June 21, 2023.