Search for:
Oli Muyaaye – Shana Sierra

Oli Muyaaye – Shana Sierra

Download Song : 2.79 MB

Oli Muyaaye Lyrics

(Intro)

Oli muyaaye nkute
Oli muyaaye nkute

(Hook)

Bw’oŋŋamba do nga ndo
Bw’oŋŋamba don’t ndon’t
Toba nga muwubavu
Manya kyona ky’ogamba
BX On The Beat

(Verse)

Nze eby’omukwano kata mbite
Naye kirabika gwe nfunye mutuufu ngezeeko
Kazze kankimwegambire
Wamma baby oli muyaaye nkuveeko
Baby oje ontwaleko mu gym
Nkole okugulu kuba nina okusamba gown
Ove kubano abatakugamba kyebakola
Awoza kimu baby nkola mu town
Tewevuga speed ya kizungirizi
Nga woyita abagaga bakayungirizi
So bw’ofuna akaseera mubuuze
Oli ku alaali oba oli muyaaye nkuveeko

(Chorus)

Oli muyaaye nkute
Oli muyaaye nkute, gwenfaako
Oli muyaaye nkute
Weyita bijodolo ng’ensawo yo empty
Oli muyaaye nkute
Oli muyaaye nkute, gwenfaako
Oli muyaaye nkute
Gwe muntu gwensinga okuyagala kyensaba tuteese

(Post-Chorus)

Bwoba muyaaye nkute
Bwoba mutufu nku ssshhsss uuh uh

(Verse)

Tompoteza koobe my teacher
Nze okunsangwa mu kiffo gye batampita
Embaga gyenagenda nezitanyuma zammala amaalo
Nasenguka nzira mu kyaalo
Sponsor bwayogeza ebirimi
Muyaaye mutte ng’akukuba kalimi
Akukwana nga atuma butumi
Muyaaye mute
Ebyo tebikola mu city

(Chorus)

Oli muyaaye nkute
Oli muyaaye nkute, gwenfaako
Oli muyaaye nkute
Weyita bijodolo ng’ensawo yo empty
Oli muyaaye nkute
Oli muyaaye nkute, gwenfaako
Oli muyaaye nkute
Gwe muntu gwensinga okuyagala kyensaba tuteese

(Post-Chorus)

Bwoba muyaaye nkute
Bwoba mutufu nku ssshhsss uuh uh

(Hook)

Bw’oŋŋamba do nga ndo
Bw’oŋŋamba don’t ndon’t
Toba nga muwubavu
Manya kyona ky’ogamba nti
Naye bwoba muyaaye nziruka misinde
Nkulayirira nti ne bw’oba ompaaki

(Chorus)

Oli muyaaye nkute
Oli muyaaye nkute, gwenfaako
Oli muyaaye nkute
Weyita bijodolo ng’ensawo yo empty (Herbert Skillz pon dis one)
Oli muyaaye nkute
Oli muyaaye nkute, gwenfaako
Oli muyaaye nkute
Gwe muntu gwensinga okuyagala kyensaba tuteese

(Post-Chorus)

Bwoba muyaaye nkute
Bwoba mutufu nku ssshhsss uuh uh

About “Oli Muyaaye

“Oli Muyaaye” is a song by Ugandan singer Shana Sierra. The song was written by Geoffrey Brynne Nkwanga (Dokta Brain), produced by BX On The Beat, and mastered by Herbert Skillz. “Oli Muyaaye” was released on October 11, 2023.

Artist(s): Shana Sierra
Release Date: June 21, 2023
Writer(s): Nkwanga Geoffrey
Publisher Shana Sierra
Country: Uganda

Share “Oli Muyaaye” lyrics

Genres

Q&A