Search for:
Kingambe – Flona

Kingambe – Flona

Download Song : 2.89 MB

Kingambe Lyrics

(Intro)

CRK Planet
Nessim Pan Production

(Verse 1)

Singa nali malayika, nga nkulabako wona wenjagalira
Mba kuba ne helicopter, ebyo ebizibu bya jam ne mbikuwonya
Nga wona wenjagalira nti, nkutukako love ne ngikukuba
Kyoyoya okulyako ne nkufumbira, kuba ekitone ky’okufumba bankuza nakyo

(Pre-Chorus)

Era bw’obeera gy’oli manya nti, omutima gusula wuwo weka
Bw’oba gy’oli manya nti, nkulinze Ojj’okingambe

(Chorus)

Ekyalema bali okumpa kingambe
Mwana gwe kingambe
Ekyalema bali okumpa kingambe
Mwana gwe kingambe
Ekyalema bali okumpa kingambe
Mwana gwe kingambe
Ekyalema bali okumpa kingambe

(Verse 2)

Ekyalema bali kyalema, naye ate gwe mwana gwe wakifuna
Ekyalema bali kyalema, naye ate gwe mwana gwe wakikuba
Mba kuba nga nina, nga nina e sente eziringa ezabali
Nandibade nga nkuwa, obulungi bwo kirabo kintu kyakuwa
Whatever you do, ndi wuwo baby handbag
Wherever you go, tokitya baby wange wendi (oh ooh oh)

(Pre-Chorus)

Era bw’obeera gy’oli manya nti, omutima gusula wuwo weka
Bw’oba gy’oli manya nti, nkulinze Ojj’okingambe

(Chorus)

Ekyalema bali okumpa kingambe
Mwana gwe kingambe
Ekyalema bali okumpa kingambe
Mwana gwe kingambe
Ekyalema bali okumpa kingambe
Mwana gwe kingambe
Ekyalema bali okumpa kingambe

(Outro)

Nkulinze ojj’okingambe
Ekyalema bali okumpa kingambe
Mwana gwe kingambe
Ekyalema bali okumpa kingambe
Mwana gwe kingambe
Ekyalema bali okumpa kingambe
Mwana gwe kingambe
Ekyalema bali okumpa kingambe

About “Kingambe

“Kingambe” is a song by Ugandan singer Flona. The song was written by Ray Signature (real name Raymond Joseph Mugerwa) and produced by Nessim. “Kingambe” was released on June 9, 2021 through CRK Planet.

Song: Kingambe
Artist(s): Flona
Release Date: June 9, 2021
Producer(s): Nessim
Publisher CRK Planet
Country: Uganda

Share “Kingambe” lyrics

Genres

Q&A